Kampala Metropolitan - KMTV

  • Home
  • Kampala Metropolitan - KMTV

Kampala Metropolitan - KMTV Keep you always updated about the happening around the globe.

Kizza Hakim Sawula KCCA councillor leading the Bukoto South county 2026 polls by 61% followed by Former area MP Hajji Mb...
05/08/2025

Kizza Hakim Sawula KCCA councillor leading the Bukoto South county 2026 polls by 61% followed by Former area MP Hajji Mbabali and NRM party primary winner.

National Unity Platform has this afternoon unveiled an official presidential poster of Robert Kyagulanyi Ssentamu with a...
30/07/2025

National Unity Platform has this afternoon unveiled an official presidential poster of Robert Kyagulanyi Ssentamu with a slogan A NEW UGANDA NOW.

16/07/2025

Ayina Ekyapa kye Kampala alaze lwakomawo ku ttakalye. Wekumire ku Kampala metropolitan okufuna ebisingawo ku mada ga Landlady Hon Shamim Malende

RUBAGA NORTH MP HAJJI ABUBAKER KAWALYA STILL UN OPPOSED IN THE NUP PARTY PRIMARIES.95% of all odds indicate is going to ...
14/07/2025

RUBAGA NORTH MP HAJJI ABUBAKER KAWALYA STILL UN OPPOSED IN THE NUP PARTY PRIMARIES.

95% of all odds indicate is going to apper in the 12th parliament.

Panic in Speaker Zahara's camp as Hon Shamim Malende is set to return on ground with a lot of energy. NUP top leadership...
12/07/2025

Panic in Speaker Zahara's camp as Hon Shamim Malende is set to return on ground with a lot of energy. NUP top leadership in a dilemma for Woman Mp Kampala district.

Malende or Zahara??

National Unity Platform is calling upon all change seeking forces to join them tomorrow as they launch a fundraising dri...
06/07/2025

National Unity Platform is calling upon all change seeking forces to join them tomorrow as they launch a fundraising drive for supporting there 2026 Electoral process.

20/08/2024

Even those who disagreed with him on various subjects will agree that mzee Joseph Tamale Mirundi was an extraordinarily brilliant man. The nation will miss his sharp thinking, laced with great humor. I send my deepest condolences to his family and loved ones. Kitalo nnyo!

Since yesterday, the National Unity Platform Registrars from all Constituencies of Uganda as well as Focal Persons from ...
29/04/2024

Since yesterday, the National Unity Platform Registrars from all Constituencies of Uganda as well as Focal Persons from all Districts have been meeting at the Party Headquarters for a training on their roles and responsibilities. Later today, the President Bobi Wine will officially launch the nationwide membership registration program in preparation for the building of party structures at the Village, Parish, Sub-county, Constituency and District levels.

BABANO BANABYABUFUZI ABAMERUSE MU MASAKA ABASUZA ABASOOKAWO NGA BAKUKUNADDE.Kibadde kimanyidwa ebanga lyona nga ebitundu...
06/12/2023

BABANO BANABYABUFUZI ABAMERUSE MU MASAKA ABASUZA ABASOOKAWO NGA BAKUKUNADDE.

Kibadde kimanyidwa ebanga lyona nga ebitundu bye Masaka birina abakulembeze ababisalirawo era nga abantu babakiririzaamu okumala ekiseera(King makers). Abamu kubatono betunokodeyo kuliko Hon Mpuuga akulira oluda oluvuganya kati, eyali omubaka wa Bukoto South kati omugenzi Hon Nsubuga Birekerawo, Hon Babirye Kabanda, Hon Florence Namayanja nga kati ye Mayor wa Masaka city ne Hon Abed Bwanika.

Buli mukulembeze yena atayise mu mikono gyabakulu abo oba atabavunamira bafuba okulaba nga bamukuba okumubuliza mutaka okutuusa nga bamutamiza ebyobukulembeze.

Mukunonyereza kwaffe mu bitundu bye Masaka gyetusanze abantu abengyawo nga bogera ku banabyabufuzi abato abameruse mu Masaka ku manyi gabwe nga tebayambidwako oba kufukamirira abakulu abeyita ba "King maker" .

Patrick Kiyimba Kuteesa nga ono nzalwa ye Kimanya mu constituency ye Kimanya Kabonera era Musuubuzi omututumufu ate eyekoleddewo kasente. Kuteesa okusinga abadde muweereza eri tiimu ye ssaza Buddu nga mukiseera kino ye amyuka Ssabakunzi wa team ye Saza era nga amyuka Ssabasumba wesaza lye Masaka Bishop Severus Jjumba.

Nga akulidde mu family enkatoliki enyo nga nemunyumba mwazalwa alina ba father Patrick Kiyimba eyo gyava nafuna obuvumu nobwagazi obuweereza abantu. Kiyimba okusinga amanyi ge gali mubavubuka lwokubakwatako ennyo nga atekeka ebyemizanyo era nga ayina ekikopo kyomupiira ekimuwadde ennyo etutumu kyeyatuuma Kuteesa Cup, kino kimwongedde obwagazi eri abavubuka. Abakulu olwokizuula nti ono atayise mu mikono gyabwe yandi bafukira akayinja mu ngato kwekusalawo okumuteekako ekya Muhoozi Project olwensimbi zateeka mu byemizanyo saako nokuyamba abantu babuligyo okuli aba Boda, Butale nabalala. Era nga amanyi kyayagala Kuteesa naye emirimu takoma kola gya Kimanya Kabonera wabula nga ne mukibiina kyakiririzaamu ekya National Unity Platform emirimu akwasa bukwaku era nga ali omu kubavujirira empaka zekibiina Footsoldiers Tournament.

BABANO BANABYABUFUZI ABAMERUSE MU MASAKA ABASUZA ABASOOKAWO NGA BAKUKUNADDE.Kibadde kimanyidwa ebanga lyona nga ebitundu...
06/12/2023

BABANO BANABYABUFUZI ABAMERUSE MU MASAKA ABASUZA ABASOOKAWO NGA BAKUKUNADDE.

Kibadde kimanyidwa ebanga lyona nga ebitundu bye Masaka birina abakulembeze ababisalirawo era nga abantu babakiririzaamu okumala ekiseera(King makers). Abamu kubatono betunokodeyo kuliko Hon Mpuuga akulira oluda oluvuganya kati, eyali omubaka wa Bukoto South kati omugenzi Hon Nsubuga Birekerawo, Hon Babirye Kabanda, Hon Florence Namayanja nga kati ye Mayor wa Masaka city ne Hon Abed Bwanika.

Buli mukulembeze yena atayise mu mikono gyabakulu abo oba atabavunamira bafuba okulaba nga bamukuba okumubuliza mutaka okutuusa nga bamutamiza ebyobukulembeze.

Mukunonyereza kwaffe mu bitundu bye Masaka gyetusanze abantu abengyawo nga bogera ku banabyabufuzi abato abameruse mu Masaka ku manyi gabwe nga tebayambidwako oba kufukamirira abakulu abeyita ba "King maker" .

Nannungi Alice ono L5 councillor mu liiko lwa Masaka city ate Chairperson wa building committee Masaka city. Omukyala ono ekifokye akikozeseza okuwereza abantu bawansi ekimufudde owetutumu nokufuna obuganzi obungi mu bantu. Abakulu webalaba guli gutyo nebasalawo okumujwetekako eko nga bwali owa NRM era mbega olwensimbi zakozesa nga ayamba nokuwereza abantu.
Alice Nannungi alumya abakulu emitwe obuwereza bwe tabukomeza mu bitundu bye Masaka woka wabula nemukuwereza saako nokola emirimu gyekibiina(NUP) yeriisa nkuuli ekyongedde okutiisa abakulu. Munamawulire waffe weyamutukiridde namubuuza nti obuvumu obukola ebyo abugyawa yamutegezeza nti President we Robert Kyagulanyi kwabugya era buli wafuna akusomozebwa eri abamulwanyisa nga yefumitiriza ku Kyagulanyi gyayise okutuuka waali awo nekibuwa amanyi okusigala nga awereza abantu be. Bwetumubuziza oba agenda kwesimbawo 2026 ku bubaka(MP) atutegezeza nti nga yadde abantu bamusaba okwesimbawo ye akyalowooza ku butya President we Robert Kyagulanyi bwayinza okutuula muntebe gyeyawangula era nategeeza nti 2026 alimulowozaako nga asembedde naye kati alikukya kununula ggwanga.

BREAKING: Dr. Eunice Apio Otuko, the UPC flagbearer, has been declared the winner of the just-concluded Oyam North by-el...
06/07/2023

BREAKING: Dr. Eunice Apio Otuko, the UPC flagbearer, has been declared the winner of the just-concluded Oyam North by-election.

The Oyam North seat fell vacant following the death of Col. Charles Engola.

Muna Bukomansimbi North Nsereko Christopher gwebakazaako erya Kayongo engagga abukereza nkokola paka Kawempe maka ga Nat...
27/04/2023

Muna Bukomansimbi North Nsereko Christopher gwebakazaako erya Kayongo engagga abukereza nkokola paka Kawempe maka ga National Mobiliser wa National Unity Platform omukulu Fred Nyanzi Ssentamu okumukulisa abasibira mubbwa nokumusaasira olwobuvune bweyafuna bweyali ali ku mirimu gyekibiina mu bitundu bya Ankole. Mu kulu Nsereko agumiza nnyo chairman Nyanzi namusaba nobutava ku mulamwa paka nga eggwanga linunuddwa.



Address


Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Kampala Metropolitan - KMTV posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

  • Want your business to be the top-listed Media Company?

Share