PAM MEDIA

PAM MEDIA Ensulo y'okumanya

10/02/2024

Am back now .......

Olwaleero abayizi ba P.7 okwetoloola eggwanga batandise ebigezo byabwe eby’akamalirizo (PLE) nga batandise n’ekigezo kya...
08/11/2023

Olwaleero abayizi ba P.7 okwetoloola eggwanga batandise ebigezo byabwe eby’akamalirizo (PLE) nga batandise n’ekigezo kya Mathematic

Olugero: Amaaso amati; galamusa nnyinimu. Amakulu: Omugenyi bw'akyala, mmwe b'akyalidde mmwe mulina okumulamusa n'okumwa...
08/11/2023

Olugero: Amaaso amati; galamusa nnyinimu.

Amakulu: Omugenyi bw'akyala, mmwe b'akyalidde mmwe mulina okumulamusa n'okumwaniriza n'okumubuuzaako. Kyokka olw'okuba omutitiizi ayinza okulaba omukulu ye n'afukamira mangu n'amwesooka. Okutya ennyo kuyinza okukozesa ensobi.

08/11/2023

Togwamu suubi kanya kulinya lusozi

Omubiri gw'abadde omumyuka ow'okubiri owa Pulezidenti w'ekibiina ekitwala omupiira gw'ebigere mu ggwanga ki FUFA, Darius...
08/11/2023

Omubiri gw'abadde omumyuka ow'okubiri owa Pulezidenti w'ekibiina ekitwala omupiira gw'ebigere mu ggwanga ki FUFA, Darius Mugoye gutuusiddwa ku Kkanisa Lutikko e Namirembe okumusabira. Okusaba kukulembeddwamu Ssaabalabirizi w'Ekkanisa ya Uganda Dr. Stephen Kaziimba Mugalu nga abakungu bangi okuva mu FUFA, gavumenti n'ebitongole eby'enjawulo beetabye mu kusaba kuno. update

Oyogeraki ku ky’abaddewo wakati w’omuyimbi AlienskinUg n’omutegesi w’ebivvulu Bajjo olunaku lw’eggulo?
08/11/2023

Oyogeraki ku ky’abaddewo wakati w’omuyimbi AlienskinUg n’omutegesi w’ebivvulu Bajjo olunaku lw’eggulo?

08/11/2023

Good morning ba dias

Ekiriwo kati : Katuukiro wa Busoga Dr. Joseph Muvawala atuuse ku Bulange okusisinkana Katikkiro Charles Peter Mayigane B...
02/11/2023

Ekiriwo kati : Katuukiro wa Busoga Dr. Joseph Muvawala atuuse ku Bulange okusisinkana Katikkiro Charles Peter Mayigane Baminisita ba Kabaka boogere ku nteekateeka z'embaga ya Kyabazinga William Wilberforce Gabula Nadiope IV.

Ekyatuuse ku ttiimu ya Arsenal ne Man United ekiro ekiyise mu kikopo kya Carabao Cup oyinza kukyogerako ki oba abaana ab...
02/11/2023

Ekyatuuse ku ttiimu ya Arsenal ne Man United ekiro ekiyise mu kikopo kya Carabao Cup oyinza kukyogerako ki oba abaana abo betaaga kugumya?

Olugero: Ababiri babibira ebigambo, abasatu babisattulula.Amakulu: Ekintu ekikyali eky’ekyama bwe kimanyibwa abantu abas...
02/11/2023

Olugero: Ababiri babibira ebigambo, abasatu babisattulula.
Amakulu: Ekintu ekikyali eky’ekyama bwe kimanyibwa abantu abasukka mu babiri nga kimaze okusaasaana. Kirungi tuyige okuzibira ebyama bya bannaffe Ekif: Internet

Mukama Katonda, nga tutandika omwezi guno omupya tusaba otusembeze woli era otukulembere. Kitaffe gwe obeera osookayo mu...
02/11/2023

Mukama Katonda, nga tutandika omwezi guno omupya tusaba otusembeze woli era otukulembere. Kitaffe gwe obeera osookayo mu lugendo lwaffe era otereeze embeera. Tukwebaza kubanga omanyi ebyo ebitugwanira nga tetunabisaba wamu n’okutuwa obukuumi akadde konna. Tufuule omukisa eri abalala era balabe omukono gwo ogukola. Bwetutyo olunaku luno tuluteeka mu mikono gyo kubanga ggwe byonna mu byonna. Amiina

02/11/2023

Good morning mikwano

Address

Makerere

Telephone

+256778465769

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when PAM MEDIA posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Share