21/12/2025
"Omusajja-wo nga tanabakuwa kintu kyona ekya kilisimasi, oli single, era oli mu rilesonisipu weka".
Madam, tubere bakakamu... bwobera ng'okya sigulibwa nezi post bweziti... toli mwetegeffu okubera mu rilesonisipu eli serious.
Omukwano si kintu ekilina okwelaga mu naku nkulu zoka, omukwano ogwa namaddala guwebwa nga tegukakidwa. Tekyetagisa ku kilisimasi, manya valentine's day, sijui New year nebisigadde.
Wekibera nga ddala oyina kyewetaga okunv'eri omusajja-wo, mutukirire mubukakamu omutegeze. Lekerawo okwemulugunya watali ate w'otuka wali nga weyisa ng'awatali kikunyigiriza ku mutima. Bera wa ddala ate mu bulungi n'empisa wali wonna.π€πΎπ€πΎ
Sok'olindeko... wabuzizaako oy'omusajja-wo kyeyetaga ku kilisimasi? Ob'era okyayina eri endowoza nti kili ku side y'abasajja boka! Tuleker'awo okwekwasa n'okwenvunana mu mukwano, tusobole okunyumirwa rilesonisipu zanfe.
Mpozi ate eri abasajja. Okulagga omukwano eri omwagalwaawo tekikwetagisa obukadde bw'esimbi. Ebisera ebimu, ebera obuntu obutonotono, ebigambo ebiffayo, okuberawo wakwetagira, bu surprise obutonotono mu nfunayo as in mubusobozibwo. Nemutambulir'awo mpola mpola.
Mukyalawo muletere okuwulira nti ddala wanjawulo, aleme okulowoza nti zino post zaba motivational speaker ntuffu.
Akatalekeka... basajja mwe, muleker'awo okuteka sente mu bakazi in the name of Gaining their love and affection towards you... wabula teka sente mu mukazi already akwagala... kubaanga olunvanyuma omukwano gwegu-wangula awatali kakwakulizo kona.
Nebiwagidwa... I, me, as nze Real Queen Ivone