CBS FM Emmanduso

  • Home
  • CBS FM Emmanduso

CBS FM Emmanduso Radio Station The best Luganda and English station in Uganda.

Banna Uganda tubaagaliza ameefuga ag'omulundi ogwenkaaga amalunji.
09/10/2022

Banna Uganda tubaagaliza ameefuga ag'omulundi ogwenkaaga amalunji.

07/10/2022

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okwogereko eri Obuganda enkya ku Lwomukaaga nga 8 Mukulukusabitungotungo (October) ku ntikko ya wiiki ya Bulungibwansi n’olunaku lwa gavumenti ez’ebitundu mu Bwakabaka.
Katikkiro Charles Peter Mayiga y’alangiridde bwati, ku mbuga ya Buganda enkulu mu Bulange Mengo n’agamba nti Maasomoogi wakusinziira mu Lubiri era Obuganda bwakumulabira ku Terefayina n’okumuwulira ku Radio ne ku mitimbagano gya CBS ku ssaawa mukaaga ez'omuttuntu.
Ebisingawo, https://cbsfm.ug/ssaabasajja-kabaka-asiimye-okulabikako-eri-obuganda-ku-lunaku-lwa-bulungibwansi-2022/

25/08/2022

Gen. Elly Tumwine is dead. More details to follow in our news bulletins

Yogayoga Ayi Beene
13/04/2021

Yogayoga Ayi Beene

Kitalo nnyo! Ssabasumba Cyprian Kizito Lwanga afudde
03/04/2021

Kitalo nnyo! Ssabasumba Cyprian Kizito Lwanga afudde

KITALO NNYO;Bishop John Baptist Kaggwa afudde!
20/01/2021

KITALO NNYO;
Bishop John Baptist Kaggwa afudde!

Agaakagwawo: Kitalo! Alhaji Nasser Ntege Ssebaggala afudde. Ebisingawo mubirinde mu mawulire gaffe.
26/09/2020

Agaakagwawo: Kitalo! Alhaji Nasser Ntege Ssebaggala afudde.
Ebisingawo mubirinde mu mawulire gaffe.

Leero Obuganda bujaguza emyaka 27 nga Ssabasajja atudde ku Nnamulondo y'abajjajja be. Yoyayoga ayi Beene
31/07/2020

Leero Obuganda bujaguza emyaka 27 nga Ssabasajja atudde ku Nnamulondo y'abajjajja be. Yoyayoga ayi Beene

Minisitule y'ebyobulamu ekakasizza abalwadde abalala 21 okuva mu bantu 1,071 b'ekebedde era nga bano bonna banna Uganda....
18/05/2020

Minisitule y'ebyobulamu ekakasizza abalwadde abalala 21 okuva mu bantu 1,071 b'ekebedde era nga bano bonna banna Uganda. Bano bawezezza omuwendo gw'abalwadde 248

Leero nga 18 Pulezidenti Museveni agenda kwogerako eri eggwanga ku nsonga ya Covid-19 ku ssaawa bbiri ez'ekiro (8pm).Osu...
17/05/2020

Leero nga 18 Pulezidenti Museveni agenda kwogerako eri eggwanga ku nsonga ya Covid-19 ku ssaawa bbiri ez'ekiro (8pm).
Osuubira kiki kyaba ayogerako?

Leero lwegiweze emyaka 7 bukya Ssabasajja Kabaka asiima n'alonda munnamateeka Charles Peter Mayiga okuba Katikkiro wa Bu...
12/05/2020

Leero lwegiweze emyaka 7 bukya Ssabasajja Kabaka asiima n'alonda munnamateeka Charles Peter Mayiga okuba Katikkiro wa Buganda. Ebyaddirira kati tubirabako

Address

Mengo

BULANGE,MENGO

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when CBS FM Emmanduso posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

  • Want your business to be the top-listed Media Company?

Share