SHARP TV UG ·

  • Home
  • SHARP TV UG ·

SHARP TV UG · SHARP TV. UG

Omubiri gw’abadde Munnamateeka wa National Unity Platform Anthony Wameli gutuusiddwa ku kisaawe e Ntebe. Ono yafiira mu ...
03/03/2023

Omubiri gw’abadde Munnamateeka wa National Unity Platform Anthony Wameli gutuusiddwa ku kisaawe e Ntebe. Ono yafiira mu Ggwanga lya Amerika. Omubiri gwe gwakutwalibwa ku kitebe kya NUP ku Kavule e Makerere olwaleero.

Omulambo  gw’abadde munnamateeka omukulu owa NUP,   Counsel Anthony Wameli gutuusiddwa ku kisaawe e Ntebe. Gutwalibwa ku...
03/03/2023

Omulambo gw’abadde munnamateeka omukulu owa NUP, Counsel Anthony Wameli gutuusiddwa ku kisaawe e Ntebe. Gutwalibwa ku kitebe ky’ekibiina kya NUP.

Paliamenti ya Yuganda olunaku olwaleero etonedde UBC ebyuuma bya Leediyo. Sipiika wa Palamenti Anitah among yakwasizza M...
03/03/2023

Paliamenti ya Yuganda olunaku olwaleero etonedde UBC ebyuuma bya Leediyo. Sipiika wa Palamenti Anitah among yakwasizza Managing Director wa UBC Winston Agaba ebyuuma bino mu butongole ku Palamenti mu ttuntu lyaleero ebiri ku mulembe.
Sipiika Among ategeezezza nti ebyuuma ebiweereddwa UBC bipya ebiri ku mulembe omuli; Transmitter 2, Generator, UPS, Automatic Voltage regulator, band pass filter, change over switch, equipment rack, antenna system ne feeder cable.

DEVELOPING STORY: Minister of Internal Affairs Gen Kahinda Otafiire's son, Ernest Otafiire survives assassination on Ent...
03/03/2023

DEVELOPING STORY: Minister of Internal Affairs Gen Kahinda Otafiire's son, Ernest Otafiire survives assassination on Entebbe-Kampala expressway this morning.

Details coming soon via sharp tv

OMULAMBO GWA WAMERI LOOYA WA NUP MU KIBOOKISI: Eno y'enteekateeka y'okuziika omulambo gw'omugenzi Anthony Wameri azze ay...
03/03/2023

OMULAMBO GWA WAMERI LOOYA WA NUP MU KIBOOKISI: Eno y'enteekateeka y'okuziika omulambo gw'omugenzi Anthony Wameri azze ayiirawo Bannayuganda abatulugunyizibwa n'okuwambibwa mu zi Drone omubiri. Wameri agenda kuziikibwa e Namisindwa. Mu kifaananyi ng'omulambo gwe bagutadde mu kibookisi ky'emigugu mu ssaza lye Boston mu America. Wameri agenda kuziikibwa ku Ssande eno.

Ekitongole ekiwooza ky’omusolo ki Uganda Revenue Authority (URA) kikutte bannansi ba Somalia 3 lwakulemererwa kunnyonyol...
03/03/2023

Ekitongole ekiwooza ky’omusolo ki Uganda Revenue Authority (URA) kikutte bannansi ba Somalia 3 lwakulemererwa kunnyonyola ku bisawo bya ssente byebabadde batambuza. Bano bakwatiddwa ku nsalo ya Oraba bwebaabadde bagezaako okusala okuva e South Sudan okwesogga Uganda. https://youtu.be/g_eSOK1vwkc

Hassan Hussein asangiddwa n'ensimbi - UGX 70,162,000/=, Guhad Ismael asangiddwa ne (UGX 43,000,000) ate Abdirahman Farah abadde alina (UGX 9,104,000), (USD 196) ne (SSP 23,040) nga tebasoose kutegeeza kitongole kya URA ng’etteeka bwerilagira.

Abawagizi ba Arsenal nakati tebakikiriza nti Man Utd yabakuba. Beebuza kyajja kitya? kuba basobodde okukuba buli tiimu o...
15/10/2022

Abawagizi ba Arsenal nakati tebakikiriza nti Man Utd yabakuba. Beebuza kyajja kitya? kuba basobodde okukuba buli tiimu okuli Liverpool ne Spurs.

Gravity Omutujju pokes Jose Chameleone after a sold-out concert. He says the new generation of musicians can stand out w...
03/10/2022

Gravity Omutujju pokes Jose Chameleone after a sold-out concert. He says the new generation of musicians can stand out without any help from likes of Bebe Cool, Bobi Wine and Chameleone

Naye mazzima daala lwasa kwagala kutufunako ntondo😒😒😒😂😂ono omuwala yabade ayinza omusobola🤔😏😏😏as in okumutusa kuntiko ng...
03/10/2022

Naye mazzima daala lwasa kwagala kutufunako ntondo😒😒😒😂😂ono omuwala yabade ayinza omusobola🤔😏😏😏as in okumutusa kuntiko nga takozesesa lulimi🙇‍♂️😒😂😂😂omuwala ayagala zimaygweno ye awoza lulimi😭😏😒😂

Kitalo!!! Omuyimbi Lady Grace afiiridde mu kabenje ku luguudo lwe Ssemuto. Ono mu mmotoka abaddemu ne Ronald Kyalimpa ey...
29/09/2022

Kitalo!!! Omuyimbi Lady Grace afiiridde mu kabenje ku luguudo lwe Ssemuto. Ono mu mmotoka abaddemu ne Ronald Kyalimpa eyayimba Lusuku lwa Seminti nga ye abuuseewo n’ebisago eby’amaanyi. Lady Grace ajjukirwa nnyo mu luyimba Layira lweyayimba ne Izon T. Ebirala mu

  Abayimbi Ronald Alimpa lusuku lwa sseminti wamu ne Lady Grace bagudde ku kabenje mu kiro ekikeesezza olwaleero bwebaba...
29/09/2022


Abayimbi Ronald Alimpa lusuku lwa sseminti wamu ne Lady Grace bagudde ku kabenje mu kiro ekikeesezza olwaleero bwebabadde bagenda ku kivvulu e Ssemuto nga kigambibwa nti Alimpa amanyese amagulu ate ye Lady Grace ali mu mbeera mbi bgateereddwa ku byuuma ebimuyamba okussa. Ebisingakawo birindire.

Address


Telephone

+256757653963

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when SHARP TV UG · posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to SHARP TV UG ·:

Shortcuts

  • Address
  • Telephone
  • Alerts
  • Contact The Business
  • Claim ownership or report listing
  • Want your business to be the top-listed Media Company?

Share