I maybe not able to do what others are able to do, but I'll do what I'm capable of doing in the best ways possible 💪🏾
21/01/2023
UGANDA NEEDS FACTORY RESET
07/11/2022
The She cranes😍
07/11/2022
😍
07/11/2022
Ate aba Arsenal temukisusa!🤣🤣🤣
05/11/2022
Despite the political, economical and social breakdown in my c'try, I'm still proud to be a Ugandan 😍
03/11/2022
This man Kyagulanyi is a heaven sent 😍
06/10/2022
Hehehehehe
06/08/2021
BINO BY'EBIKA EBIZZE BIZAALA BA KABAKA BA BUGANDA.
Abakyala abawera balina ebitiibwa mu Uganda wano naye teri kitiibwa kisinga kuzaala Kabaka wa Buganda. Kitegeerekeke nti Omuzaana talina kumala kubeera Nnaabagereka okusobola okuzaala Kabaka. Olumu tulibatuusaako obukkwakkulizo obusobozesa omukyala yenna okuzaala Kabaka.
NAMASOLE ky'ekitiibwa ekiweebwa omuzaana oyo aba azaade omulangira alidde Obuganda. Era nga okuva edda Namasole yabeeranga wa muwendo mu mpisa y'ensi yattu Buganda. Kino nga ky'ekyamuweesa nga n'olubiri olulwe ku bubwe.
Leero tukutuusizzaako ebika ebyaali bifunye ki kitiibwa eky'okuzaala ba Kabaka ba Buganda okuva Buganda lweyatandikawo.
NGEYE - Ssekabaka omu (01)
NSENENE - Ba Ssekabaka basatu (03)
MMAMBA - Ba Ssekabaka mwenda (09)
NGONGE - Ba Ssekabaka basatu (03)
LUGAVE - Ba Ssekabaka babiri (02)
BUTIKO - Ba Ssekabaka basatu (03)
FFUMBE - Ssekabaka omu (01)
NDIGA - Ba Ssekabaka bana (04)
NJOVU - Ba Ssekabaka bana (04)
NGO - Ba Ssekabaka babiri (02)
NGABI - Ssekabaka omu (01)
NTE - Ssekabaka omu (01)
NKIMA - Kabaka omu (01)
Abaffe ekika ekikyo okirabyemu???
05/08/2021
Embaga ya Ssekabaka Muteesa ne Nnaabagereka Damalie Kisosonkole nga 19 November 1948 yanyuma katono esinge eya Majanja.
01/08/2021
Get time and relax your mind, a day that elapses doesn't come back!
30/06/2021
Sabula!
23/02/2021
🤣
15/02/2021
Eventually
13/02/2021
When they say "Ki Uganda kinyuma"
12/02/2021
Omuntu akoze atya okukakasa abaana be masaka nti KFC si team ya mubira ⚽️
🤔
12/02/2021
Happy birthday president once again
Uganda loves you😍
Be the first to know and let us send you an email when Team Xp Media posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.