Omubaka omulonde owa Kawempe North Elias Luyimbazi Nalukoola agamba nti mugumu nnyo nti akadde konna wakutekebwa mu kyapa kya gavumenti nokulayira alayire wadde ng’akakiiko k’ebyokulonda kakyamukandaliriza.
Nalukoola abadde mu mboozi ey’akafubo ne NBS ategezeza nti ekisinga okumuwa amanyi kwekuba nti ne banna NRM baagala mukuba mu mbuga z’amateeka kyebatasobola kukola okujjako nga bamaze m***a mu kyapa kya gavumenti kyagamba nti kigenda kuwaliriza bana NRM okuteeka akakiiko kebyokulonda ku ninga.
23/03/2025
Shout out to my newest followers! Excited to have you onboard! De Rock, Ssemata John
22/02/2023
If death could find me between my dreams!!! !!!!!!
Be the first to know and let us send you an email when Getto TV posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.