J TV_Uganda Official

  • Home
  • J TV_Uganda Official

J TV_Uganda Official We serve with passion

26/12/2023

Boxing day 🙌

Ate mugamba omwaka tetugenda gumalako, cut off your 2023 stresses as you book your slot now.Tugenda Kigali. on this one ...
10/12/2023

Ate mugamba omwaka tetugenda gumalako, cut off your 2023 stresses as you book your slot now.
Tugenda Kigali.
on this one again.

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wakwogerako eri Eggwanga ku Sunday eno ssaawa bbiri ezekiro era nga essira wakulisimb...
07/10/2023

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wakwogerako eri Eggwanga ku Sunday eno ssaawa bbiri ezekiro era nga essira wakulisimba ku mulamwa gwolunaku lw'amefuga n'ensonga endala ezomuzinzi mu Ggwanga.

Kampuni Ezikyasinze Okunyaga Ssente Z'abana Uganda nga Ziyambibwako Gavumenti Ya Uganda, Kampuni zino z'erimbika mu kuku...
06/10/2023

Kampuni Ezikyasinze Okunyaga Ssente Z'abana Uganda nga Ziyambibwako Gavumenti Ya Uganda, Kampuni zino z'erimbika mu kukulakulanya bana Uganda.

1. Charge anytime - Malaysia
2. Capital chicken
3. BLQ, a sports betting
4. World Global Mobile Network - 2012
5. Telex Free - 2013
6. Adfast Inc - 2013
7. Global finance,
8. D9 Club
9. One Coin
10. DAG Coin
11. First Coin
12. Bux Coin
13. Dunamiscoin
14. Alliance in Motion.

📌🚨N'endala Nyinji Nnyo, bwoba olina gy'omanyi yongerako mu komenti sekisoni🙏

Kulwa Katonda N'ensi Yange🙏💪👍

Tonight
07/09/2023

Tonight

AD|These are 500 watts portable power stations.They can be used for camping, home use and outdoor actives. In case of po...
23/08/2023

AD|

These are 500 watts portable power stations.
They can be used for camping, home use and outdoor actives.
In case of power outages to power different electrical appliances Like
Charging laptops (15+ charges)
Smart phone ( 50+ charges)
T.v ( 15+ hours)
Lights / bulbs (100+ bulbs)
Smart speakers( 100+ hours)
Air fan,Car refrigerators
Oxygen support machine,
Workshop, driller,Rice cooker.

The portable power station can be charged by electricity, 100watts solar panel and by car.

Cost: Its at 1.6m.
For more information please call or send a Whatsapp on 0779606334.

AD|Come  8th to 9th October 2023 all roads will lead to Chobe Safari Lodge for all tourists.Book your slot now and enjoy...
18/08/2023

AD|
Come 8th to 9th October 2023 all roads will lead to Chobe Safari Lodge for all tourists.
Book your slot now and enjoy the independence.

Bannamagye mu ggwanga lya Niger balangiridde nga bwebawambye mukama waabwe pulezidenti Mohamed Bazoum.Eggulo abajaasi b’...
27/07/2023

Bannamagye mu ggwanga lya Niger balangiridde nga bwebawambye mukama waabwe pulezidenti Mohamed Bazoum.
Eggulo abajaasi b’eggye erikuuma omukulembeze baamwefuulidde nebamusibira mu nnyumba awatali kumukkiriza kufuluma wadde okubaako kyayogera. Okulangirira kuno bakukoze bayita ku ttivi y’eggwanga.

RIP Mr Apollo Nyegamehe "APONYE"He has been one of the known business man allover Uganda. He has been the CEO Aponye gro...
07/07/2023

RIP Mr Apollo Nyegamehe "APONYE"

He has been one of the known business man allover Uganda. He has been the CEO Aponye group.
The owner of Mega Standard supermarket.

He has died in a car accident in Itojo with his driver when his car Land cruiser registration number UBF 300Z collided with a trailer.

Retirement Of UPDF General /Senior Officers
03/07/2023

Retirement Of UPDF General /Senior Officers

Abajaasi babiri ab’eggye lya UPDF mu bitundu bye Kotido battiddwa bamukwata mmundu oluvannyuma lw’olukungaana lwebabadde...
03/07/2023

Abajaasi babiri ab’eggye lya UPDF mu bitundu bye Kotido battiddwa bamukwata mmundu oluvannyuma lw’olukungaana lwebabaddemu olw’okutema empenda kungeri y’okuzzaamu emirembe mu bitundu bye Karamoja. Abattiddwa ye Lt Issa Mayende ne Private David Mwanika. Mubulumbaganyi buno ssentebe w’eggombolola ye Longaroe, Moses Lomuria n’omutuuze atategerekese linnya nabo baluguzeemu obulamu.
Omwogezi w’ekibinja ekyokusatu eky’eggye lya UPDF Maj Moses Amuya akakasizza ettemu lino naategeeza nti omuyiggo ku baakoze kino gutandise.

Address


Telephone

+256757175068

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when J TV_Uganda Official posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to J TV_Uganda Official:

Shortcuts

  • Address
  • Telephone
  • Alerts
  • Contact The Business
  • Claim ownership or report listing
  • Want your business to be the top-listed Media Company?

Share