Gomba Broadcasting Services 99.5 FM

Gomba Broadcasting Services 99.5 FM Gomba FM is located in Central buganda with alot of news, music, development and current affairs.

President  yesterday met and held discussions with Gomba and Sembabule district leaders at his Kisozi farm in Gomba Dist...
16/02/2024

President yesterday met and held discussions with Gomba and Sembabule district leaders at his Kisozi farm in Gomba District.

The meeting sought to outline how the nine villages from Gomba and Sembabule Districts have benefitted from the project given to them by the President in 2011 and to see how the remaining districts can be brought on board to benefit from the program with the help of the leaders.

During the meeting, President Museveni emphasized the need for leaders to prioritise household income of the communities they lead, explaining that once the issue is dealt with, the rest of the development can follow with ease.

13/09/2023

polisi esazizamu enkunganna za national unity platform NUP.

Ekitongole kya gavumenti ekivunanyizibwa okutereka ensimbi ekimanyidwa nga ekya NSSF  kyadaaki kifunye akikulira omupya ...
18/08/2023

Ekitongole kya gavumenti ekivunanyizibwa okutereka ensimbi ekimanyidwa nga ekya NSSF kyadaaki kifunye akikulira omupya nga amanyidwako nga Patrick M Ayota. Ono yasikidde Byarugaba amazze.ebanga eddene nga asika.omuguwa ne minisita betty among nga jebuvudeko yamutwala.ne mukooti nga.amulanga obutamuza ku mulimu.

Pulezidenti   abadde Kabaale okukuza olunaku lw’abavubuka mu nsi yonna era nga ’akulambula nnyiriri z’abaserikale. Oluna...
18/08/2023

Pulezidenti abadde Kabaale okukuza olunaku lw’abavubuka mu nsi yonna era nga ’akulambula nnyiriri z’abaserikale. Olunaku luno lw’abadde lulina kukuzibwa nga 12 omwezi guno wabula Uganda yasazeewo kulukuza lwaleero nga 18 kubanga omukulembeze w’eggwanga yali ku mirimu emitongole ebweru w’ eggwanga.

Kitalo!  e Mubende ekutte omuvubuka, Akandwanaho Godfrey ow’emyaka 21 lwakutematema muwala Kansimire Sarah ow’emyaka 15 ...
14/08/2023

Kitalo! e Mubende ekutte omuvubuka, Akandwanaho Godfrey ow’emyaka 21 lwakutematema muwala Kansimire Sarah ow’emyaka 15 bijambiya ebyamusse ng’amulanga ku mumma kaboozi. Enjega eno y’abadde ku kyalo Buganya mu ggombolola ye Butologo e Mubende.
Okusinziira ku poliisi Akandwanaho y’abadde asuza Kansimire wamu ne muganda we kyokka bwebaafunye obutakkaanya Kansimire yasazeewookumuviira ekyaddiridde ono kumulondoola n’amutematema ekyamuviiridde okuffa.

Okukuwa obukadde butaano okutandiika business oba okukusasula omusaala gwa mitwaalo ataano buli mwezi okolako ki mu ugan...
11/08/2023

Okukuwa obukadde butaano okutandiika business oba okukusasula omusaala gwa mitwaalo ataano buli mwezi okolako ki mu uganda eno?

AGAKAGWAWO:Ekibiina kyobyobufuzi ekya Forum for Democratic Change FDC kigobye nampala abadde akola nga nampala wakyo omu...
08/08/2023

AGAKAGWAWO:
Ekibiina kyobyobufuzi ekya Forum for Democratic Change FDC kigobye nampala abadde akola nga nampala wakyo omubaka akikirila kira municipality Hon. ssemujju ganda nekimusikiza Hon Nsibambi owe mawokota.
Ebisangawo.mu mawulire gaffe agajja.

Kiraabu ya Arsenal ewangudde ekikopo kya Community Shield omulundi gwayo ogwe 17 oluvannyuma lwokuwangula Manchester Cit...
06/08/2023

Kiraabu ya Arsenal ewangudde ekikopo kya Community Shield omulundi gwayo ogwe 17 oluvannyuma lwokuwangula Manchester City mukusimulagana ppenati 4-1.

Emipiira gyamasaza bwegitambudde wikkendi eno.
06/08/2023

Emipiira gyamasaza bwegitambudde wikkendi eno.

Team ya uganda ezanya omupiira gwokubaka emalidde mukifo kya 5 mumpaka za world cup ezibadde e sawusi afirika(southafric...
06/08/2023

Team ya uganda ezanya omupiira gwokubaka emalidde mukifo kya 5 mumpaka za world cup ezibadde e sawusi afirika(southafrica). Kinno kitegeeza nti uganda yesinga okukyanga akapiira kanno ku lukalu lwa afirika.

wiikendi ebadde bweti mu masaza cup
30/07/2023

wiikendi ebadde bweti mu masaza cup

Ekifananyi kinno okiyigilako ki?
30/07/2023

Ekifananyi kinno okiyigilako ki?

Address

Ku Ssaza, E Kanoni, Gomba
Bamunanika

Telephone

+256704976362

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Gomba Broadcasting Services 99.5 FM posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Gomba Broadcasting Services 99.5 FM:

Share