Voice of Kyankwanzi 89.7 FM

Voice of Kyankwanzi 89.7 FM Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Voice of Kyankwanzi 89.7 FM, Broadcasting & media production company, BUTEMBA TOWN COUNCIL, Bukwiri.

Voice of kyankwanzi 89.7 FM is the most listened to Radio station for the business community and people who live in urban centers.The station is manned by a team of young professional broadcasters who broadcast with passion with up to date latest news

23/08/2025

23rd.Aug

22/08/2025

Birthday 🎂 wish mu program twegateko tugalize Bby JoJo amazalibwa nabazuluba osoboola naawe okusindika obubaka bwo nga olina gwoyagaliza amazalibwa @0756727843 tujja kuba tukufuna bulungi

22/08/2025

ON AIR

Program batuse ne ne IANANCE
Anti enyamba etabuse🤣


Voice of Kyankwanzi 89.7 FM

Omuwuliriza waffe omulungi twagala otwegateko twanirize omukozi omupya kumpewo za 89.7 FM   nga ono agenda kusomera amaw...
22/08/2025

Omuwuliriza waffe omulungi twagala otwegateko twanirize omukozi omupya kumpewo za 89.7 FM nga ono agenda kusomera amawulire goluganda ku ssawa emu ezokumakya ne Hot 7@7 every Monday to Thursday.

Voice of Kyankwanzi 89.7 FM

Ttiimu y’eggwanga lya Senegal etuuse mu ggwanga ekiro ekikeesezza olwaleero okwetegekera omupiira wakati waayo ne  mu mp...
21/08/2025

Ttiimu y’eggwanga lya Senegal etuuse mu ggwanga ekiro ekikeesezza olwaleero okwetegekera omupiira wakati waayo ne mu mpaka za ogugenda okubaayo ku Lwomukaaga luno ku ssaawa 11 ez’olweggulo mu kisaawe kye Namboole.


Voice of Kyankwanzi 89.7 FM

21/08/2025

ON AIR

PROGRAM

MC KAJIIKO NE EVIETON

Voice of Kyankwanzi 89.7 FM

Bana NRM bafulumizza ekifaananyi ekitongole ekya Pulezidenti Museveni kyagenda okukozesa okunoonya akalulu mu kulonda kw...
19/08/2025

Bana NRM bafulumizza ekifaananyi ekitongole ekya Pulezidenti Museveni kyagenda okukozesa okunoonya akalulu mu kulonda kwa bonna okwa 2026.


Voice of Kyankwanzi 89.7 FM

Abakulembeze b'ekibiina kya NRM nga bakulembeddwamu Ssaabawandiisi Rt. Hon Richard Todwong, batuuzizza olukiiko ne ba Ss...
19/08/2025

Abakulembeze b'ekibiina kya NRM nga bakulembeddwamu Ssaabawandiisi Rt. Hon Richard Todwong, batuuzizza olukiiko ne ba Ssentebe ba Disitulikiti ku kitebe ky’ekibiina kyabwe e Kyaddondo mu Kampala ,olwaleero ekibiina kya NRM lwekigenda kutongoza kifaananyi ekitongole ekya H.E President Yoweri Kaguta Museveni kyagenda okukozesa mu kalulu ka 2026 n'omulamwa gwa kampeyini ze.
Nga bino byona bigenda kukulembeddwamu amyuka Ssentebe w’ekibiina Al Hajji Moses Kigongo.


Voice of Kyankwanzi 89.7 FM .

Olwaleero abasuubuzi abeegattira mu kibiina ki   lwebatandise akeediimo kaabwe nga baggalawo amadduka oluvannyuma lwa ga...
19/08/2025

Olwaleero abasuubuzi abeegattira mu kibiina ki lwebatandise akeediimo kaabwe nga baggalawo amadduka oluvannyuma lwa gavumenti okulemererwa okukola ku nsonga y’emisolo ela bangyi bayoledwa.


Voice of Kyankwanzi 89.7 FM

Uganda cranes egenze kumutendero ogwokusirisizawo(knock out) omulundi gwayo ogusokedde dala mubyafayo oluvanyuma lw'okuk...
18/08/2025

Uganda cranes egenze kumutendero ogwokusirisizawo(knock out) omulundi gwayo ogusokedde dala mubyafayo oluvanyuma lw'okukola amalili ne South Africa.


Tosubwa enkya mu  program   ne Santos Mayanja.
15/08/2025

Tosubwa enkya mu program ne Santos Mayanja.


The Premier League is back with a 𝐁𝐀𝐍𝐆 🔥
15/08/2025

The Premier League is back with a 𝐁𝐀𝐍𝐆 🔥


Address

BUTEMBA TOWN COUNCIL
Bukwiri

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Voice of Kyankwanzi 89.7 FM posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Voice of Kyankwanzi 89.7 FM:

Share