107.7 paul FM programme taasa muno TLP

107.7 paul FM programme taasa muno TLP Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from 107.7 paul FM programme taasa muno TLP, Radio Station, Kayabwe mpigi, Buwama.

03/05/2020

Tutuuse mu programme yaffe Taasa Muno
Olwaleero ennaku zomwezi ziri 3/5/2020 essaawa ziri biri 8:10pm.
Omuteesiteesi wa programme eno Lukyamuzi Paul
Munaffe ono ayagala Ku magezi gamwe yatandiise bwati:
Amannya gange nze Nalunga Gertrude nga nina emyaka 32 egyobukulu embeera gyempitamu mukiseera kino nzibu nnyo mr paul era nga ndi mukugezesebwa okwamaanyi. Nga mpeza emyaka kumi namusaanvu nga ndi mu senior eyokusatu nafu omuleenzi eyanzijja musomero nga antisse alyamugema. Bwentyo ewaka bwenavaayo nga ngobeddwa nengenda nomulenzi wange eyali omwavu lunkupe . yali talina kantu kona nga newokusula twasulanga Ku makutiya awatali yadde akokwebika. Wabula naguma kubanga Salina kyakukola kubanga ewaka nali nagobwa. Bwetutyo obulamu twabubeeramu okumala ebbanga eriwerako mpaka omulenzi wange bwetwafuna obusente obutono natandiika okusuubula emwaanyi. Mwattu mpita mubwangu olwobudde. Mukusuubula omwami wange yakufunamu omukisa era bwatyo nafuna sente ezamuggaggawaza nagula newetuli mukiseera kino nafuna ne store bwatyo nagulayo ne mmotoka emuyambako mukusuubula.
Wabula omwami wange mukufuna esente enyingi samanya nti anfunidde lumbe lugenda kunzijja mubulamu bwe'nsi eno. Omwami gyeyayitira nga mukusuubula mwattu yafunayo omukyala omulala. Omukyala ono yawamba bba wange okumala ebbanga eriwerako nga talina namutima gukomawo kulaba Ku baana be. Omukazzi oyo teyakoma kwekyo yasalawo engendere Ku muganga anzijje mubulamu obuwooma okuzaama. Mba nebasse kubuliri bwange ndowooza essaawa nga zigenda nga mu biri ezekiro. Enjiibwa gyeyava nange samaanyayo negwa Ku buliri bwange nentunulira nekaaba emirundi esatu nefirawo . nze safayo nnyo kubanga nali siwanuuza. Wabula mba ntuuka ssaawa munaana ogwekiro ekintu kyantuula mulubuto ne mukifuba era mubwangu obwekitalo natandika okusowoka olulimi nokubimba ejjovu era ebyaddirira saddamu kubimanya era omwana wange omukulu owemya ekumi nomusaanvu yabinyinyonyola. Tujja kutandikirawo enkya tulabe ebintu bino gyebinagwera like the page

01/05/2020

Kaakati bamikwano nze Lukyamuzi Paul ntandise group eno naye okutandika nenkya tugendanga kubeera neprogramme ezokumpewo za radio nga tutaasa banaffe abali mu buzibu obwenjawulo nga tukozesa endowoza zaffe nga tuyamba banaffe okuva Ku mande mpaaka lwamukaaga awangaale nnyo omwana wa Muteesa akalabye asharinge kale mwebale

Address

Kayabwe Mpigi
Buwama
TUKIKWASAGANYE

Telephone

0751203323

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when 107.7 paul FM programme taasa muno TLP posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Share

Category