29/04/2025
Mutundwe Christian Fellowship Followers, bwemuba nga mwe ku Sunday temuba na service its okay, Omusumba wamwe wabera ku Sunday namwe wemuba mubeera naye simple, but this kind of foolishness okusumbuwa Ministries zaabantu nga ate temubeera nabo nga bategekka obuweleza mu week ,mwe nemwagala mubategeerere this is total madness! And its a demonic spirit from hell.
If your Fellowship is closed on Sunday, then sit home olinde Monday, than okuzuunga mu ministry zabanamwe mwoonoone service zabwe ,ate nemukozessa obuyinza bungi mbu babawe Okuweleza, bwebagaana awo nemutandika okukola effujjo nokubayita abaliko emizimu,,Ekanisa bweba egaanye okusomesa Ebikolimo namamya gemizimu nga bwe mwagala it's okay kakana kiveeko, oba tuuza family yo obasomesse ebika byemizimu namanya gebikolimo nemisaambwa.
According To my research and observation.
Abantu bano:**
1. Tebagambwako
2. Bemanyi bamanyii nyo ebyomwoyo okusinga abalala.
3. Bamanyi beboka abamanyi sitaaani ,emizimu, nebikolimo .
4.Tebawuliliza.
5. Omuntu nga tosabira Mutundwe Christian Fellowship obeerako ekizibu, gwe osaana kubeera mubapya.
6. Bwotagendako Mutundwe tosobola kufuna Deliverance. Its part of their mindset .
7. Bakaaambwe nyoo, obusungu nobukaawu.
8. Banyooooma ate nga bageya nyoo.
Tosobola kuba nga wetise ensoonga ezo 👆 👆 kumutwe gwo nolowooza nti onamalako mubuwelezza bwabano.🤔
Nze kambawe amagezi,
Musabe abasumba bamwe babawe 🗝keys ebisumuluzo bya Fellowship mwekolemu omulimu ku Sunday.e Mutundwe. than okusumbuwa Ministries zaabantu. .
Bwowulira nga onyiiiize nyooo oba njogedde bulimba Ntwaala Mu Koooti nkusangeyo.
Nze Nicolas.
Nkujjukiza nti message yange eri direct.