Moshian media

Moshian media Educating and news

Kasolo Compuliyamu ayagala kuzitta omusibe kalyango abulide kkooti nga obujurizi bwawade bwebumuluma era nga omulamuzi I...
18/05/2023

Kasolo Compuliyamu ayagala kuzitta omusibe kalyango abulide kkooti nga obujurizi bwawade bwebumuluma era nga omulamuzi Isaac muwata alagide ekitongole Kya makomera okwawula omusibe Ono kubalala.

14/02/2023

HAPPY VALENTINE'ESDAY ERIABAKYALA BABAKA SSEGIRINYA NE SSEWANYANA OKUVA ERI ALEX LUSWA.

14/01/2023

SPICE DIAN SIRI REGULAR LIVE SHOW AT LUGOGO CONCERT.

11/01/2023

Ensala ya kkooti etafuta ssemateeka wano mu ggwanga eyafulumiziddwa olunaku lwengulo etabude banamateeka nabalwanirizi bedembe lyobuntu nga bamu bagamba nti ssabwolereza wa gavumenti etekeddwa okutekayo okujulira ku nsala yakkooti eno eyasazizamu akawayiro 25 akalimu okuvunana omuntu yena aba akozeseza obubi omu kimbagano okuvola n’okutyobula omulala nga ayita ku mitmbagano.
Mariam wangandya agambye nti ngaye omuntu yagala ssabawolereza wa gavumenti akulirira mu kkkooti enskulumu okusazamu ensala eno ate nga abalala okuli dr.livingstone ssewanyana omulwanirizi w’edembe ly’obuntu nebannamateeka bagambye nti palamenti yelina okukola enongoseleza mu kawayilo kano.

11/01/2023

Kyadaki omulamuzi wa kkooti esokerwako emakindye Yiga Andue awade akakalu ka kkooti ku bukade bubbiri ezobuliwo eri Abbey musinguzi amanyikiddwa nga Abitex omutegesi w'ebivvulu ne Francis Jjuuko eyali kalabalaba mu kivvulu kino nababeyimiride okuteka omukono kundagaano yabukade 20 ezitali zabuliwo.
balagidwa okukomawo nga 7/02/2023 mu kkooti eno ssalongo Erias Lukwago munnateeka wabano agambye bannanyini bizimbe bekabire.

11/12/2022

UGANDA OLEMWA.

10/12/2022

WETONDERA EGGWANGA BANNABYABUFUZI BATABUKIDE KAYINDA OTAFIIRE BYEYATEGEZEZA NTI MU GGWANGA TEWALI KUTULUNGUNYA BANTU.

07/12/2022
07/12/2022

Solomon serwanje agambye nti bannamawulire balina okuyiga okwerwanirira edembe lyambwe bave mukulwanirira abalala.
Bannamawulire abakyagakola nebaganyuka bakangude kudoboozi eri ababatulungunya okuli okubakubanga nga bakola omulimu gwambwe nga nabamu bafuse balema era nga ekitongole ekirwanirira edembe lyabannamwulire ekya HRNJ ekikulemberwa Robert ssempala agamby nti gavumenti okukangavura gen.muhoozi byeyode nga bwagenda okusanyawo bannamawulire mu ggwanga.
Bano okwogera bino babade mu kutongoza olutambi lw’ebikolobrero ebize bikolebya ku bannamawulire mu ggwanga okumala emwaka etaano era nga omukolo guno gwetabiddwako bannamawulire abaganyuka nabakyakola ,bannamateeka balwanirira edembe lyabannamawulire,abalwanirizei bedembe lyobntu ne poliisi ku hotel African .

07/12/2022

TOKIRIZIBWA KWOGERA KU NRM SSABAKUZZI WA NRM MU BUGANDA FRANK SSERUBIRI ALABUDE MUHOOZI.

26/11/2022

Poliisi nga eri wamu n’abakwasisa amateeka mu kitongole kya kcca bafulumizza abadde ssentebe ow’ekiseera ow’akatale ka st balikuddembe suzan kushaba wofiisi wakati mu kussa mu nkola ekiragiro ky’omukulembeze w’eggwanga. Kyokka ono agenze atolotooma.

17/11/2022

OLUTALO MU KUFURUMYA SUZAN KUSHABA ABASUBUZI OLWALEERO BAMUFURUMIZA KUNKYA YALEERO.

10/11/2022

EBYASIPAPA BYOGEDE OKWONONEKA KAMPUNI YA WAMERI ADVOCATE EVUDE MU MUSANGO GWE .

05/11/2022

Abasumba babalokole okuva wano mu Uganda nebweru basabide esala kakuse okutuza ekifo ekya Itanda falls ezisagibwa ku mbalama z’omugga gwa kiyira ogumanyikiddwa nga liver nile mu district ye jinja nga bagamba nti ebyakolebwa mu kivulu kya tumibwa nyege nyege kyekivirideko eggwanga okufuna ebizibu nga Ebola nebirala .
Bano nga bakulembeddwamu omulabirizi dr.david kiganda ,rev.dr.robert ampiah kwofi nabalala babitede mu ngatto nebagenda mu kifo kino era nga abafuse amafuta mu kifo kino n’okubaga okuli n’okwegayirira katonda atase eggwanga lino.

09/10/2022

AMEFUGA AMALUNGI EBUSEGA BALI MAZIGA.

16/09/2022

OBUNKENKE NGA BAWAMBA MOTIV KASSAGA.

10/09/2022

ETEEKA LYA KUTAGIRA BANNAMWULIRE TUJJAKUFAFAGAANA NALYA TEJAKURIMENYA NNYO.OKALYA DDA KADADA PROGRAM.

Address

Lubaga Lungujja
Kampala
NEWS

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Moshian media posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Moshian media:

Share