Homeland Television Uganda

Homeland Television Uganda Uganda's Premier TV Station of Choice‘. is an online & Digital Tv. It Connects Dreamers!

Hajji Akram Lwasa basajja mivule. Agamba taboola bitabo buli kitabo akiwandikamu. !
09/08/2025

Hajji Akram Lwasa basajja mivule. Agamba taboola bitabo buli kitabo akiwandikamu.
!

The Legal and Parliamentary Affairs Committee has begun processing the long-awaited Copyright and Neighboring Rights Bil...
07/08/2025

The Legal and Parliamentary Affairs Committee has begun processing the long-awaited Copyright and Neighboring Rights Bill, 2025.

Attorney General Kiryowa Kiwanuka was the first to make submissions, defending clauses aimed at addressing remuneration gaps affecting artists, particularly those whose music is used as caller ring-back tones.

Homeland Newspaper 📰🗞️

Eddy Kenzo weyakoma Jjumba watandikidde Jjumba Lubowa Aligaweesa ye munnayuganda asoose okuwangula Hollywood Independent...
02/08/2025

Eddy Kenzo weyakoma Jjumba watandikidde
Jjumba Lubowa Aligaweesa ye munnayuganda asoose okuwangula Hollywood Independent music awards mu America.
Award yagifunye oluvanyuma lw'okufulumya vidiyo z'enyimba 30 omulundi gumu.
Agamba kati ayagala Grammy.
!
!

Eno entunula elaga mpalana 😂🙆‍♂️
01/08/2025

Eno entunula elaga mpalana 😂🙆‍♂️

28/07/2025

Entertainment at its Best

26/07/2025

From Hon.Nobert Mao
DP President General and Uganda's minister for Justice and Constitutional Affairs,his eloquence is a symbol of hope and resilience, its motivation and inspiring.
Though the journey has its challenges.

Television 📺
!

17/07/2025

: Theodore Ssekikubo and Brig. Gen. Emmanuel Rwashande clash in a tense verbal exchange in the highly contested Ssembabule party primaries.
Homeland Newspaper 📰🗞️

Abas Byakagaba, the Inspector General of Police has established 9 electoral policing zones to enhance security coordinat...
16/07/2025

Abas Byakagaba, the Inspector General of Police has established 9 electoral policing zones to enhance security coordination and ensure a peaceful electoral process during the primaries and general elections. Officers have been appointed as zonal commanders with immediate effect.


!

Katikkiro Paul Neil kavuma yajja obwongo bumwesera okuyisa Buganda mu muyaga gwa 1950 wabula  yafuna nnyo okusomozeebwa ...
16/07/2025

Katikkiro Paul Neil kavuma yajja obwongo bumwesera okuyisa Buganda mu muyaga gwa 1950 wabula yafuna nnyo okusomozeebwa mu buwereza bwe nga n'okumu kukwo kwekuzimba BULANGE mu nsimbi obukadde obuna (4millions) nga abaganda abamu tebakisanyukira bakiwakanya nga bagamba nti kyaali tekyetaagisa kubanga abaganda abamu baali baavu mukiseera ekyo ate NGA ssente ezizimbye zaali nnyingi nnyo' era amaloboozi mangi negawulikika aga mukaka alekulire.

Bino byona n'omuliro gwa Ddamula abinyumya nga lutabaalo mu kitabo kye "Crisis in Buganda" (Akasambatuko mu Buganda) kubanga ku mulembe gwe mwemwali governor wa Bungereza Andrew cohen okuwangangusa Ssekabaka muteesa ll mu 1953 oluvanyuma lw'okujemera ekiteeso Ky'abazungu ekigatta Buganda ku mukago gwa amawanga ga East Africa. Newankubade kwaali kusomozebwa okusuuka ku busobozi bwa katikkiro kavuma era oluvuvumo lwayitingana nga katikkiro kavuma bweyekobanye n'abazungu, abaganda bamukayukira nnyo era nebamukaka alekulire, era wano yalwana bwezizingirire okutuusa mu 1955 nga Ssekabaka muteesa ll aze ku Nnamulondo. Bwatyo mmengo agifuluma awotose.
!

09/07/2025

Homeland NIGHT Extravaganza at Darenaz Hotel Kawanda 🗞️
!
Waka!

09/07/2025

PROTEST VOTE!
Protest Vote ya Bobi yeeyo. Etandikidde mu bavubuka.
!

Ku kasozi k'abayivu e Makerere University keejago kennyini, anti leero ekomekkereza amatikkira gaayo ag'omulundi ogw'e 7...
17/01/2025

Ku kasozi k'abayivu e Makerere University keejago kennyini, anti leero ekomekkereza amatikkira gaayo ag'omulundi ogw'e 75.
Mu wiiki eno, tulabye abatikkiddwa nga balaga essanyu lyabwe mu ngeri ez'enjawulo.
Bano baasazeewo kujja nabifaananyi bya bannabyabufuzi katugambe bebawagira.
Maseruka Robert y'akutte ekya Hon Kyagulanyi Robert Ssentamu ate Ibra ne munne bakutte ekya President Museveni.
!

Address

Kampala Road, Greenland Tower, Fifth Floor Room F09
Kampala
999

Opening Hours

Monday 09:00 - 17:00

Telephone

+256752207186

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Homeland Television Uganda posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Homeland Television Uganda:

Share

Category