Bulemeezi Tv

Bulemeezi Tv For Politics, News, Sports, Technology, Science, Social Networking and Entertainment across the Globe 🌎
(1)

09/10/2025
KITALOMwami Kisule abika muwalawe NAKABUYE VANNESSA  abadde asoma busawo, okuziika Kwa lero ku  kiwoko Road.Omugenzi Kat...
04/10/2025

KITALO
Mwami Kisule abika muwalawe
NAKABUYE VANNESSA abadde asoma busawo, okuziika Kwa lero ku kiwoko Road.

Omugenzi Katonda amuwe empera egya mukulafubanakwo RIP.
Following follow us on Facebook Bulemeezi Tv

Katikamu South Hon. Hassan Kirumira wali nnyo okubatusiza ebibaluma mu seteserezo wa Uganda kale 2026/31 mumulabira nga ...
03/10/2025

Katikamu South Hon. Hassan Kirumira wali nnyo okubatusiza ebibaluma mu seteserezo wa Uganda kale 2026/31 mumulabira nga ddala.
Following on Facebook Bulemeezi Tv

Congratulations Hon. Esther Nakawooya olw'obwesige President Robert Kyagulanyi Sentamu Mitembo Ssabagulanyi aka Bobi Win...
03/10/2025

Congratulations Hon. Esther Nakawooya olw'obwesige President Robert Kyagulanyi Sentamu Mitembo Ssabagulanyi aka Bobi Wine n'akuwandako edusu Okwatire Ekibiina Kya National Unity Platform Bendera mu Nakaseke District 2026 - 2031.

Hon Esther Nakawooya yasubiza okumanyiwaza EBY'OBULAMU, Eby'enjigiriza, Eby'obulimi, Enguddo, Obwenkanya, Ekiba takka, n'ebirara.

Mumutume tagenda kubatenguwa.

Following follow us on Facebook Bulemeezi Tv

Senkagale wa National Resistance Movement - NRM mu Uganda Gen Yoweri kaguta Museveni akwasiza abayitawo mu ka Kyenvu ben...
01/10/2025

Senkagale wa National Resistance Movement - NRM mu Uganda Gen Yoweri kaguta Museveni akwasiza abayitawo mu ka Kyenvu bendera nga akabonero ak'okubagaliza obuwanguzi mu Lutabalo lwebagendamu mukulonda Okubindabinda okw'Omwaka ogujja 2026. Era "No more independent " eri abawangulwa nga Cissy Mulondo.

Abakwasidwa Bendera mu Luwero District Bebano wa manga.

1. Hon Kirabo Agnes Nantongo - Luwero
2. Hon Kalume Abubakar - Katikamu South
3. Hon Gadafi Nasur - Katikamu North
4. Hon Dr Kiyini - Bamunanika County
5. Ms Rashida - Sentebbe LC5

NB- Nabino Bikulu
Hon Cissy Mulondo n'abantube (5) President Museven yagenze nabo Okwongera okumumatiza akirize ebyava mukulonda aleme kutataganya Ntekateka za Kibiina Olw'ensonga nti kibera kiraga ebbala ebbi eri abakirwanyisa,

Olw'ensonga nti Hon Kirabo Agnes Nantongo yawangula nga ono okujja Independent kubera kigenda kwono obululu bwabwe kiwe Omukisa omwaganya banakigwanyizi okuva mu bibina ebirara.

Following follow us on Facebook Bulemeezi Tv

Address

Kampala

Telephone

+256788182951

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Bulemeezi Tv posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Bulemeezi Tv:

Share