Digital news Uganda

Digital news Uganda Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Digital news Uganda, Media/News Company, Kampala.

AHot News about the new pope: Prevost, age 69, from Chicago, Illinois, is a leader with global experience, he spent much...
09/05/2025

A
Hot News about the new pope: Prevost, age 69, from Chicago, Illinois, is a leader with global experience, he spent much of his career as a missionary in South America and served as bishop in Peru. He most recently led a powerful Vatican office for bishop appointments. He is expected to build on Pope Francis' reforms!

KATIKKIRO W'EKIKA KY'ENGABI ENNYUNGA OMUGGYA ALONDEDDWA.Omukulu w'ekika ky'Engabi Ennyunga Omutaka Kannyana Kiwana Danie...
24/04/2025

KATIKKIRO W'EKIKA KY'ENGABI ENNYUNGA OMUGGYA ALONDEDDWA.

Omukulu w'ekika ky'Engabi Ennyunga Omutaka Kannyana Kiwana Daniel, alonze Omukungu Muyunga Stephen ku bwa Katikkiro bw'ekika ky'Engabi Ennyunga obujjuvu.

Mu lukiiko lw'abakulembeze b'ekika Omutaka Kannyana lwatuuzizza ku woffiisi y'ekika e wano e Kampala - Katwe olwetabidwamu; Abataka abakulu bamasiga, ab'olukiiko lw'ekika olukulembeze, abawabuzi b'ekika n'abazzukulu abalala, Omutaka Kannyana ategeezezza: *"Gyebuvudeko omuzzukulu abadde Katikkiro w'ekika yampandiikira ebbaluwa mu butongole nantegeeza nti embeera gyalimu tekyamusobozesa kuweereza. Tumusabira era tumwebaza olw'obuweereza obulungi bwakoledde ekika kye omuli n'okuleka ng'ateeseteese abakulembeze abalala mu kika. Katikkiro omuggya alondeddwa tumwesiga era tumusabira emikisa okuva eri Katonda neba Jjajjabe asobole okukulembera bazzukulu banne mu buweereza obunazza ekika kyaffe mu kifo wekisaanira nga bwe kyaali okuviira ddala ku mulembe gwa Ssekabakaa Kintu n'abalala abaamudirira".

Katikkiro alondeddwa Omukungu Muyunga Stephen, yasooka kubeera muwanika era omwogezi w'ekika oluvanyuma naasuumusibwa okutuuka ku bumyuka bwa Katikkiro owokubiri kati wajjiddwa naalondebwa ku bwa Katikkiro bw'ekika obujjuvu, ono era ye Ssenkulu wa Nyunga foundation.

Abakulembeze mu kika n'abazzukulu abalala beebazizza Omutaka Kannyana olw'okulonda omuzzukulu Muyunga Stephen kubanga muwereza mulungi era obuwereza bwe mu kika buvudde emabega nga bwa bibala ebirabwako okuviira ddala lwe yatandika okuweereza ekika ng'Omuwanika era basuubizza okukola ekisoboka kyonna okutwala ekika mu maaso era beebazizza nnyo Katikkiro awumudde olw'obuweereza bwakoledde ekika kye.

Katikkiro omuggya Muyunga Stephen, yebazizza yebazizza obukulu obumuwereddwa nagamba nti akimanyi bulungi nti naasubiza nti mumalirivu era mwetegefu okutuukiriza obuvunanyizibwa buno obumukwasiddwa nga ali wamu ne bazzukulu banne mu kika kubanga akimanyi bulungi nti buvunayizibwa bwabwe nga abazzukulu okuw

PRESIDENT OF LIONS CLUBS INTERNATIONAL, HAS CALL A ENTIRE WORLD TO SUPPORT THE NEEDY DURING HER SPECIAL VISITING AT UGAN...
09/02/2025

PRESIDENT OF LIONS CLUBS INTERNATIONAL, HAS CALL A ENTIRE WORLD TO SUPPORT THE NEEDY DURING HER SPECIAL VISITING AT UGANDA SCHOOL FOR THE DEAF

The past President of Lions Club International, and current chairperson of Lions Clubs International Foundation, Dr. Patti Hill, has call a entire world to s...

Laba eby'ewunyisa ebyabadde kumatikkira ga bayizi ku Tendekero lya Mityana Agro Vet institute fourth Graduation and Inst...
05/02/2025

Laba eby'ewunyisa ebyabadde kumatikkira ga bayizi ku Tendekero lya Mityana Agro Vet institute fourth Graduation and Institute of Health Sciences Second Graduation Ceremony👌🏻 Congratulations and my best wishes for a rewarding and fruitful career that will give back to you as richly as you will give to the patients and families you serve. Nursing is a love; it is a profession!🤓🤗🤔

Mityana Agro Vet institute fourth Graduation and Institute of Health Sciences Second Graduation Ceremony! Congratulations and my best wishes for a rewarding ...

Obwakabaka bwa Buganda okuyita mu Radio ya CBS FM buwaddeyo ensimbi obukadde 206,325,000/= eri abaddukanya eddwaliro ly’...
11/12/2024

Obwakabaka bwa Buganda okuyita mu Radio ya CBS FM buwaddeyo ensimbi obukadde 206,325,000/= eri abaddukanya eddwaliro ly’e Nkozi nga zino zeezaava mu kyeggulo kya Kaliisoliiso eky’omwaka guno zikozesebwe okuzimba ekifo awanajjanjabiranga abagudde ku bubenje.
Katikkiro Charles Peter Mayiga y’akwasizza ab’eddwaliro ly’e Nkozi Cceke nga bakulembeddwamu Vicar General w’essaza ekkulu erya Kampala Msgr. Charles Kasibante abaddewo ku lwa Ssaabasumba Paul Ssemoogerere.
Katikkiro yeebazizza nnyo Eklezia Katulika olw’obutafa ku bya mwoyo gwokka n’etunuulira n’ensonga endala ezigasiza awamu abantu naddala okusoosowaza eby’obulamu ng’ezimba amalwaliro wonna okuwa abantu ba Katonda eby’omwoyo n’obujjanjabi.

24/10/2024
30/09/2024

Lace up for a cause! 👟 The Uganda Martyrs University Marathon is back with the theme "Run to Keep Her in School." Let's run to support girls' education and ensure every girl gets the chance to stay in school. 📚

Be part of the marathon on 12th October 2024.

26/09/2024

LIVE BAND JOSE CHAMELEONE, COMING BACK ON STAGE! AMBASSADOR GODFREY KIRUMIRA PRAISE HIM AT FOREST PARK MITYANA ROAD BULOBA IN WAKISO DISTRICT. FOR FUNCTION B...

Kyambogo University Students organizing the most competitive cultural gallas in the world. It's a part of this forth eve...
26/09/2024

Kyambogo University Students organizing the most competitive cultural gallas in the world.
It's a part of this forth event.
The event take place on Saturday 21st of September 2024.
By kyambogo University student's guild.😉🤔

Kyambogo University Students organizing the most competitive cultural gallas in the world. It's a part of this forth event. The event take place on Saturday ...

Amawulire ag'esannyu getufunye akawungeezi ka Sunday nga 21/7/2024 Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II okusiima ...
21/07/2024

Amawulire ag'esannyu getufunye akawungeezi ka Sunday nga 21/7/2024 Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II okusiima nnadda munsi ye Buganda! Alamule bulungi abantube!

Maasomoogi okudda ku butaka okuva e Namibia gyamaze akabanga nga awummuddemu wamu n'okulaba abasawo abakugu ku nsonga z'obulamu bwe.

Omutanda ayaniriziddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga, Nnaabagereka Sylvia Nagginda, Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga, Abaana b'Engoma okuli, Omulangira Crispin Jjunju Kiweewa, ne Nnaalinnya Victoria Nkinzi.

FR. KIIBI DEOGRATIOUS  WARNING STUDENTS OF ST. JOSEPH'S GIRLS SSS  NSAMBYA DURING THE SCHOOL PATRON SAINT DAY CELEBRATIO...
20/03/2024

FR. KIIBI DEOGRATIOUS WARNING STUDENTS OF ST. JOSEPH'S GIRLS SSS NSAMBYA DURING THE SCHOOL PATRON SAINT DAY CELEBRATION ON 19th/ March/ 2024.

UNEB RELEASES UACE 2023 RESULTS; BUDDO SECONDARY SCHOOL HAS EXCELLENT! 9 STUDENTS GOT 20 POINTS, 16 GOT 19 POINTS, 26 GO...
09/03/2024

UNEB RELEASES UACE 2023 RESULTS; BUDDO SECONDARY SCHOOL HAS EXCELLENT! 9 STUDENTS GOT 20 POINTS, 16 GOT 19 POINTS, 26 GOT 18 POINTS!

Address

Kampala

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Digital news Uganda posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Digital news Uganda:

Share