102.5 TIGER FM

102.5 TIGER FM 102.5 Tiger FM,a Commercial Based Radio Station located at Nabweru Division Headquarters on 1.5 K

"Bannayuganda banange naddala Abazzukulu. Olunaku lwenkya (olwaleero) akawungeezi ku ssaawa bbiri nja kwogerako eri Eggw...
10/06/2026

"Bannayuganda banange naddala Abazzukulu. Olunaku lwenkya (olwaleero) akawungeezi ku ssaawa bbiri nja kwogerako eri Eggwanga ku nsonga y'ekirwadde kya Ebola. Temusubwa."
H.E. Y. K.Museveni

NEMA erangiridde ennaku 30 okutandika nga 8 June 2026, abantu bonna abali ku ntobazzi mu Kampala baziveemu mu ddembe. Ki...
09/06/2026

NEMA erangiridde ennaku 30 okutandika nga 8 June 2026, abantu bonna abali ku ntobazzi mu Kampala baziveemu mu ddembe.
Kino kigendereddwamu okuzzaawo n'okukuuma entobazzi.
Oluvannyuma lw'ekiseera kino, NEMA egamba nti , olwo amateeka gajja kussibwa mu nkola babagobeyo lwampaka.

Kitalo nnyo!Tufiiriddwa mukadde waffe era munnamawulire ow'ettutumu, Ddamulira Christopher, eyali omusomi w’amawulire ku...
05/06/2026

Kitalo nnyo!
Tufiiriddwa mukadde waffe era munnamawulire ow'ettutumu, Ddamulira Christopher, eyali omusomi w’amawulire ku Radio Uganda ne UTV.
Mzee Ddamulira afiiridde mu ddwaaliro ekiro ekikesezza leero.
Tumusabira okuwummula mu mirembe, era tusaasira nnyo ab’omu maka ge,ne mikwano gye.

Ebibadde Mu Kuziika Omuyimbi Master Parrot
03/06/2026

Ebibadde Mu Kuziika Omuyimbi
Master Parrot

Ministry Of Health:Current update on   in   The 6 new cases were confirmed among contacts to confirmed cases.
03/06/2026

Ministry Of Health:
Current update on in
The 6 new cases were confirmed among contacts to confirmed cases.

The National Environment Management Authority (NEMA), in collaboration with the Department of Wetlands Management under ...
02/06/2026

The National Environment Management Authority (NEMA), in collaboration with the Department of Wetlands Management under the Ministry of Water and Environment and relevant local governments, has intensified efforts to safeguard wetlands across Uganda.

By Ronald Ssemagonja The National Environment Management Authority (NEMA), in collaboration with the Department of Wetlands Management under the Ministry of Water and Environment and relevant local governments, has intensified efforts to safeguard wetlands across Uganda. During a joint inspection…

Kitalo!Omuyimbi Master Parrot afudde mu kiro ekikeesezza olwaleero oluvannyuma lw'akabenje ak'entiisa akagudde ku Northe...
02/06/2026

Kitalo!
Omuyimbi Master Parrot afudde mu kiro ekikeesezza olwaleero oluvannyuma lw'akabenje ak'entiisa akagudde ku Northern Bypass.
Amawulire gano gakubye bangi encukwe okwetoloola eggwanga lyonna. Master Parrot abadde omu ku bayimbi abamanyiddwa ennyo era abaagalibwa era abaludde Munsiike Y'okuyimba.
Tusaasira nnyo ab'ennyumba ye, mikwano gye n'abawagizi be bonna mu kiseera kino eky'ennaku.
Katonda amuwummuze emirembe. Wummula mirembe, Master Parrot.

Omutaka Kabazzi Nampuuma Miti, Omukulu w'Ekika ky'Akasimba, afudde. Omutaka ono abuze kibwatukira mu kiro ekikeesezza ol...
02/06/2026

Omutaka Kabazzi Nampuuma Miti, Omukulu w'Ekika ky'Akasimba, afudde. Omutaka ono abuze kibwatukira mu kiro ekikeesezza olwaleero ng'abadde addusiddwa mu ddwaaliro e Mmengo okufuna obujjanjabi.
Amawulire gano gakubye bangi encukwe mu Buganda n'abamumanyi olw'obuweereza bwe eri Obwakabaka n'Ekika ky'Akasimba.
Katonda amuwummuze emirembe.

PSG retains UEFA Champions League title as Vipers owner threatens legal action against FUFA
31/05/2026

PSG retains UEFA Champions League title as Vipers owner threatens legal action against FUFA

By Ronald Ssemagonja The UEFA Champions League final, held yesterday in Budapest, Hungary, ended Arsenal’s hopes of adding European glory to their Premier League title after losing to Paris Saint-Germain (PSG) in a penalty shoot-out. Arsenal fans in Kampala, Uganda,…

Take Note!
29/05/2026

Take Note!

Address

NANSANA TOWN COUNCIL
Kampala

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when 102.5 TIGER FM posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Share

Category