Kingdom TV

Kingdom TV Building a Kindgom Focused generation KINGDOM TV is a commercial brand of HIS KINGDOM BROADCASTING SERVICES LTD.

We are a Christian commercial television station. We boast of a superior signal offering a clear, efficient and wide coverage in the greater Kampala. With coverage in all the major central districts in Uganda on both free to air and digital platforms that is Star Times(285), Go TV(815) Azam Tv(363) and Free To Air you can be assured that your message will reach your target market when you advertise on KINGDOM TV.

18/09/2025

: Omusamize awadde obujulizi mu musango gw’okutemula eyali omuwaabi wa gavumenti Joan Kagezi n’alumiriza abawawaabirwa nga bwebaddukira ewuwe okusiba omusango guno. Bino bibadde mu kkooti enkulu ewozesa ba kalintalo mu Kampala.

18/09/2025

: Omukyala Katushabe Jane gwetwakulaze wano eggulo mu malindirire eyafuna akabenje nga awanjaga olw’embeera gyalimu nga era yabadde asulirira kuzaala asumulukuse mu kiro ekikeesezza olwaleero. Waliwo abadukirize abamuwadde obuyambi.

18/09/2025

: Obadde okimanyi tukuleetedde Rollex ekyasinze obunene mu nsi yonna nga yasiikibwa wano mu Uganda. Eno yali y’amagi 1200.

18/09/2025

: Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni asiimye abakulembeze ku mitendera enjawulo okuli bannaddiini abasuubuzi ne bannabyanjigiriza b’agamba nti bakoze kyamaanyi okukulaakulanya eggwanga n’okutumbula embeera z’abantu. Bino bibadde ku mukolo gw’okusiima abakoledde eggwanga ebyamaanyi mu maka g’obwa pulezidenti e Ntebe.

18/09/2025

: Minisita omubeezi ow’ebyenjigiriza ebisookerwako Dr.Joyce Moriku Kaducu asabye abasomesa abali mu keedimu okwekuba mu kifuba baddeyo kumirimu bataase abaana b’eggwanga obutafiirwa.
Kaducu okwogera bino abadde akiikiridde mukamaawe minisita w’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo Janet Kataha Museveni mu nsisinkano y’abalamubuzi b’amasomero ebeerawo buli mwaka nga ebadde ku kitebe ky’ebigezo mu ggwanga ki UNEB e Kyambogo

18/09/2025

: Abeegwanyiza entebe y’eggombolola ya Wakiso bakedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda e Wakiso okusunsulibwa olwaleero. Bano bali musanvu era nga buli omu awera.

18/09/2025

: Okuvaako e Mukono abavubuka ba NRM beekandazze ne bagaana okulonda obukulembeze bwabwe nga bagamba nti babadde baagala kusooka kufuna nsimbi zaabwe wakati mu kulaga nga bwebabadde tebeesiga babakulira nga bayinza okubayita ku litalaba.

18/09/2025

: Okulonda kw’abakulembeze ku kakiiko k’abavubuka n’akabasuubuzi mu kibiina kya Nrm kubadde kwa bbugumu e Lwengo . Katulabe ebibaddeyo.

18/09/2025

: Abamu ku beesimbyewo ku bukulembeze bw’akakiiko k’abavubuka mu NRM okuva e Wakiso basigadde bakukkulumira bannaabwe bebalumiriza okubalekawo ne batabalonda olw’ensonga y’obutabawa ssente.

18/09/2025

: Akakiiko k’ebyokulonda mu NUP olwaleero kasunsudde abaagala kaadi okuvuganya ku bifo by’ababaka ba palamenti okuva mu bbendobendo lya Mpigi.

18/09/2025

: Omukulembeze w’ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu akakasizza nga bwagenda okusunsulwa akakiiko k’ebyokulonda mugwanga ku lwokubiri oluggya okwesimbawo nate ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga.

NUP mungeri yeemu eyanukudde ssenkaggale w’ekibiina kya DP era minisita w’ensonga z’amateeka Nobert Mao ku byeyayogedde nga alaga nga mu by’obufuzi kaakano wano mu ggwanga bwewaliwo ebiwayi bibiri okuli eky’ebibiina ebitambula ne NRM saako n’ekiwayi ekirala eky’abawakanya gavumenti.

  : Olukung’ana lwa     lugenda ku tandika okuva ku saawa kumi n'abbiri  ez'olweguulo mpaka ku saawa kumi nabiiri ez'oku...
18/09/2025

: Olukung’ana lwa lugenda ku tandika okuva ku saawa kumi n'abbiri ez'olweguulo mpaka ku saawa kumi nabiiri ez'okumakya - Namuli Rebecca.

Address

Mengo Kisenyi
Kampala

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Kingdom TV posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Kingdom TV:

Share

Category

Our Story

KINGDOM TV is a commercial brand of HIS KINGDOM BROADCASTING SERVICES LTD. We are a Christian commercial television station. We boast of a superior signal offering a clear, efficient and wide coverage in the greater Kampala. With coverage in all the major central districts in Uganda on both free to air and digital platforms that is Star Times and Go TV you can be assured that your message will reach your target market when you advertise on KINGDOM TV. Our unique local programming guarantees high viewership numbers due to the entertainment, educative and informative value of our shows and the heavy promotion of all our programs. Kingdom TV has raised the bar of excellence in quality Christian Television local programming, with a programme line-up composed of the best in local programmes, inspirational talk shows and the latest gospel music and updates. Kingdom TV offers a wide variety of programming for our viewers to choose from, with shows that span across various genres such as musical shows, current affairs shows, political talk shows, call- in shows, Inspirational and prayer show, customized talk shows and many more. 80% of our viewers are Christians; we are therefore positioned to offer you the best channel through which you can reach the Christian audience in Uganda. Our News segments have set the pace in broadcast journalism. We ensure that our viewers receive incisive, detailed and well-researched news stories delivered professionally by our experienced journalists. At Kingdom TV we offer a range of bespoke advertising packages in addition to sponsorship promotional opportunities as a way of building brand awareness using television. Your company name and message can be 'tagged' to high profile on-air features. Regular sponsored features include Weather bulletins, Traffic Reports, Sports News, Business News, Time Checks and individual programme sponsorship. Sponsorship offers are a tried and tested method of building your brand reputation in a prestigious, cost effective way. Our sales teams are always at hand to offer you a tailor made solution for your business and advertisement needs. Kingdom TV is therefore the most reliable form of communication channel for your PRODUCTS and SERVICES to reach your customers in areas in our transmission coverage. Advertise with KINGDOM TV today and reap the rewards by getting great value for your money.