Beat FM Uganda

Beat FM Uganda Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Beat FM Uganda, Radio Station, Kampala.

BEAT FM Ekintabuli ky’omuziki yagenda ku mpewo mu mwaka gwa 2004 ng’ewerereza wansi wa Capital Radio (2015) Ltd
Mu Kampala Beat FM ekwatirwa ku 96.3 FM ate e Masaka ku 91.0 FM weewaawo ng’enteekateeka z’okwongera okugigaziya ebune eggwanga lyonna.

Wano Mukunja abadde akakasa Nakachwa ebirungi ebiri mu kiwalaata 😂😂😂😂
10/09/2026

Wano Mukunja abadde akakasa Nakachwa ebirungi ebiri mu kiwalaata 😂😂😂😂

10/09/2026

Obadde okimanyi nti Mukunja yasomako n'Omukama wa Tooro omupya!! 😂😂😂Era kati yagudde mu bintu - Mukunja ne Nakachwa

10/09/2026

Wamma gwe wano okola ki? 😂😂😂 - Rebecca Jjingo

Edward Rukindi Kijanangoma yalondeddwa okuba Omukama wa Tooro okuddira Oyo Nyimba kati omugenzi
09/09/2026

Edward Rukindi Kijanangoma yalondeddwa okuba Omukama wa Tooro okuddira Oyo Nyimba kati omugenzi

Ekizibu ebigambo ebisiinga biri mu Luzungu, ani amanyi oluganda awo atuyisizeemu! 🤦🤦
09/09/2026

Ekizibu ebigambo ebisiinga biri mu Luzungu, ani amanyi oluganda awo atuyisizeemu! 🤦🤦

09/09/2026

Peter Ssematimba ali ku bizibu, bbanka etwaala ebintu bye lwa bbanja!! - Mukunja ne Nakachwa

Akola nga pulezidenti wa NUP ow’ekiseera John Baptist Nambeshe agamba alina abaana 28 era akyayagala n’okuzaala abalala,...
09/09/2026

Akola nga pulezidenti wa NUP ow’ekiseera John Baptist Nambeshe agamba alina abaana 28 era akyayagala n’okuzaala abalala, abaaye temutya okuzaala buli mwana n’omukisa gwe 😊😊

Musajja wa Katonda Pasita Twiina Hebert bambi yetaagayo akakadde ka doola kamu bwe buwumbi nga busatu n’ekitundu (3.5B) ...
09/09/2026

Musajja wa Katonda Pasita Twiina Hebert bambi yetaagayo akakadde ka doola kamu bwe buwumbi nga busatu n’ekitundu (3.5B) okusobola okutambuza emirimo gya mukama era y’ensonga lwaki mulaba ategeka ebivvulu buli mwaka

Amyuuka sipiika wa palamenti Thomas Tayebwa agamba banna Uganda bebasinze okwesiba ku Gen. Muhoozi Kainerugaba abeere pu...
09/09/2026

Amyuuka sipiika wa palamenti Thomas Tayebwa agamba banna Uganda bebasinze okwesiba ku Gen. Muhoozi Kainerugaba abeere pulezidenti wa Uganda mbu era ye tabiriimu!

Bambi poliisi yakoze buli ekisoboka ate mu budde okulaba nga omuyimbi Gloria Buggie addamu okufuna essimu eyali yabbibwa...
08/09/2026

Bambi poliisi yakoze buli ekisoboka ate mu budde okulaba nga omuyimbi Gloria Buggie addamu okufuna essimu eyali yabbibwa! 😊

Address

Kampala

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Beat FM Uganda posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Shortcuts

Share

Category