Gambuuze

Gambuuze Gambuuze - Amawulire g'Obwakabaka amatongole

Abazadde mufube okuzza abaana mu masomero wadde ebyenfuna bikalubye ennaku zino. 👇
28/05/2026

Abazadde mufube okuzza abaana mu masomero wadde ebyenfuna bikalubye ennaku zino.
👇

Bya Jjuuko Huzairu Wasajja Mmengo - Kyaddondo Minisita w'Ebyenjigiriza mu Buganda Owek. Choltilda Nakate Kikomeko akubirizza abazadde mu kiseera kino

Obwakabaka bwa Buganda butandise okugaba endokwa z'emiti. 👇
26/05/2026

Obwakabaka bwa Buganda butandise okugaba endokwa z'emiti.
👇

Bya Gerald Mulindwa Mu kaweefube w'okukuuma embuga z'Ebika, obwakabaka butandise enkola y'okugabira bajjajja Abataka endokwa z'emiti bazisimbe ku mbuga z'Ebika

Muteesa 1 Royal University eyanjudde obuwanguzi bwayo embuga. 👇
25/05/2026

Muteesa 1 Royal University eyanjudde obuwanguzi bwayo embuga.
👇

Bya Gerald Mulindwa Mmengo - Kyaddondo Ssettendekero Muteesa 1 Royal University eyanjulidde Katikkiro ekikopo kyebawangula mu mpaka z'amatendekero aga waggulu

Katikkiro Mayiga akyatalaaga Germany mu BBECO 2026. 👇
25/05/2026

Katikkiro Mayiga akyatalaaga Germany mu BBECO 2026.
👇

Bya Miiro Shafik Obwakabaka bwa Buganda mu 2015 bwatandikawo enteekateeka ya ttabamiruka wa Buganda Bumu ng'ono agendererwamu okukumaakuma abantu ba

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa BBECO mu Germany. 👇
25/05/2026

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa BBECO mu Germany.
👇

Katikkiro Charles Peter Mayiga atuusizza obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II eri abantu be abeetabye mu ttabamiruka wa

Abantu abeerimbika mu kujjanjaba abantu balabuddwa. 👇
19/05/2026

Abantu abeerimbika mu kujjanjaba abantu balabuddwa.
👇

Bya Samuel Stuart Jjingo Mmengo - Kyaddondo Katikkiro Charles Peter Mayiga alabudde ku bantu abongera buli lukya okwerimbika mu mulimu

Abantu bakubiriziddwa obutasubwa birunji biri mu bibiina byobwegassi. 👇
19/05/2026

Abantu bakubiriziddwa obutasubwa birunji biri mu bibiina byobwegassi.
👇

Bya Gerald Mulindwa Bukoto - Buddu Kamalabyonna ayogeddeko eri ebibiina by'obwegassi by'alambudde e Bukoto ku mbuga ye ggombolola Ssaabawaali Bukoto

Katikkiro alambudde abalimi b'emmwanyi e Buddu 👇
19/05/2026

Katikkiro alambudde abalimi b'emmwanyi e Buddu
👇

Bya Gerald Mulindwa Buddu Kaweefube ono amututte mu ggombolola Ssaabawaali Bukoto etwalibwa omwami wa Kabaka Bena Nampijja era mwasiibye nga

Abeggombolola mwewale okulagaya nga mukola emirimu gya Kabaka. 👇
19/05/2026

Abeggombolola mwewale okulagaya nga mukola emirimu gya Kabaka.
👇

Bya Miiro Shafik Katwe - Kyaddondo Minisita wa Gavumenti ez'Ebitundu mu Buganda Owek. Joseph Kawuki asisinkanye Abaami ba Kabaka ab'eggombolola

Ebikoleddwa mu myaka 13 egya Katikkiro. 👇
14/05/2026

Ebikoleddwa mu myaka 13 egya Katikkiro.
👇

Leero nga 12/05/2026 lwe giweze emyaka 13 bukya Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiima n'alangirira Owek. Charles Peter Mayiga okumulamulirako

Address

Bulange
Kampala

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Gambuuze posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Gambuuze:

Share