
01/07/2025
Abavubuka abaakwatibwa olw’okukola efujjo mu Kampala nga bambadde engoye za NRM basimbiddwa mu kkooti esookerwako e Makerere omulamuzi Doreen Ayinembabazi n’abasomera omusango gw’okubbisa eryanyi ebintu okuli essimu, ssente enkalu n’ebirala bwatyo nabasindika ku alimanda okutuusa nga 16 omwezi guno.
Voice of Kyankwanzi 89.7 FM