Enkumbi Terimba

Enkumbi Terimba Enkumbi Terimba miko egyenjawulo egy'abalimi n'abalunzi egifulumira mu Bukedde buli Mmande.

Mu miko gino tukulaga nti obulimi n'obulunzi nabyo osobola okubikola nga bizinensi endala yonna era lw'osinga okufunamu.

Abalimi mwenna mbalamusizza. Nga tutakula emitwe okunoonya engeri gye tusobola okufuna akasente mu nsawo, tosubwa omusom...
23/06/2023

Abalimi mwenna mbalamusizza. Nga tutakula emitwe okunoonya engeri gye tusobola okufuna akasente mu nsawo, tosubwa omusomo gw'okulima obutiko. Omusomo guno ogenda kulaba engeri gy'osobola okukozesa fuuti 20 ku 15 n'ofuna obukadde ng'otandise ne ssente entono ddala.

NGA beeyi y’ebikozesebwa yeeyongera okulinnya buli lukya, emitima gy’abalimi gitandise okwewanika olwa bbeeyi y’ebigimus...
21/05/2022

NGA beeyi y’ebikozesebwa yeeyongera okulinnya buli lukya, emitima gy’abalimi gitandise okwewanika olwa bbeeyi y’ebigimusa okwongera okulinnya ekiyinza okusannyalaza amakungula.

Prof. Diana Nambatya Nsubuga owa Kwagala Farm agamba nti mu kiseera ng’ensi yonna yettanira okulya emmere ewa abantu obulamu, okukozesa ebigimusa by’obutonde ky’ekirina okukolebwa ne bwekitandibadde nti ebizungu bibuze oba bya buseere.

Address

Lugazi

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Enkumbi Terimba posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Enkumbi Terimba:

Share