Bulemeezi MEDIA Team-BMT

Bulemeezi MEDIA Team-BMT Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Bulemeezi MEDIA Team-BMT, Media/News Company, Luwero.

Munabyamizannyo omukukutivu era nga y'emuwandiisi w'olukiiko lwa tiimu yessaza Bulemeezi Andrew Mukisa Walakira olwaleer...
09/09/2023

Munabyamizannyo omukukutivu era nga y'emuwandiisi w'olukiiko lwa tiimu yessaza Bulemeezi Andrew Mukisa Walakira olwaleero agatiddwa n'emukyala we mufumbo obutukuvu. Tukuyozayoza okutuuka kukula elyo.
Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick

   Tiimu yessaza   eggenda  kubeera nga etongozebwa kusande  nga 25/06/2023 wali mukisaawe kya Nkokooma ate era nessaza ...
21/06/2023





Tiimu yessaza eggenda kubeera nga etongozebwa kusande nga 25/06/2023 wali mukisaawe kya Nkokooma ate era nessaza lya nga nalyo liri mukibinja kyekimu ligenda kwolekeera mukisaawe kya okuzannyamu netiimu yessaza lya Budde kulunaku lwelumu era nabano bagenda kwenjura tiimu yessaza lino elya Buddu.

Follow, Like and Share Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick Bulemeezi MEDIA Team-BMT for letest updates.

  .  ,Webale  32,000,000/=Omwami wa Kabaka amulamuliko Essaza lye elya Bulemeezi Omulangira Mulondo Ronald  yebazizza om...
20/06/2023



.
,Webale

32,000,000/=

Omwami wa Kabaka amulamuliko Essaza lye elya Bulemeezi Omulangira Mulondo Ronald yebazizza omwana enzaalwa eye Bulemeezi wali mu District ye Nakaseke era nga ono ye Minister omubeezi owa Kampala nemirirano Hon. Kabuye kyofa era nga yemutandiisa wa Kyofa Foundation olw'obuvugirizi bweyawayo mu 2022 eri tiimu yessaza Bulemeezi Football Club n'obukadde 32 obwa Uganda, ate okusinziira ku Sentebe wa Tiimu, ono ye munabulemeezi eyasinga okuwaayo nga omuntu sekinomu ate era teyakoma okwo yeyateema empenda ezokugatta aba Namunkekera Rural Industrial Center - NRIC naba okuvugirira tiimu enno mumwaka gwa 2022. Kinajukirwa nti okuvira ddala mumwaka gwa 2021 tiimu nga eli wali e Njeru Kyofa yomu kubayambako tiimu nga eri mumpaka z'amasaza eryoke ekwatte ekyokusatu mumwaka ogwo.

Wabula era waliwo abantu sekinomu abalala abebaziddwa kulwensonga enno.

Follow, Like and Share Bulemeezi MEDIA Team-BMT Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick for letest updates

      amaliriza okwegatta ku tiimu ye ssaza   nga ava mu  Ssaza lye   ono yalabika nnyo  mumujoozi namba 5 kuludda lwa K...
17/06/2023




amaliriza okwegatta ku tiimu ye ssaza nga ava mu Ssaza lye ono yalabika nnyo mumujoozi namba 5 kuludda lwa Kintunzi e Gomba olwamanyi gakozessa wakati wabazibizi ate noluyi olulumbi.
Follow, Like and Share Bulemeezi MEDIA Team-BMT Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick for letest updates

  .  amaliriza mubutongole okweggata ku tiimu ye  , okusinzira kukiwandiiko ekifulumiziddwa olukiiko lwa Buweekula ekya ...
17/06/2023


.

amaliriza mubutongole okweggata ku tiimu ye , okusinzira kukiwandiiko ekifulumiziddwa olukiiko lwa Buweekula ekya okuva mu Ssaza Bulemeezi ekya nga 16-06-2023, bano bakasizza nti onno kati muzannyi wabwe mubujuvu, kinajukirwa nti Kaye Roanld yeggata ku tiimu ya omwaka oguwedde era naberako amyuka omudumiizi wa tiimu ya Bulemeezi (Captain) nga agizanyidde omwaka gumu gwokka.
Follow, Like and Share Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick Bulemeezi MEDIA Team-BMT

The current situation at Mijeera.Friendly Match Bululi Vs BulemeeziFollow, Like and Share  Bulemeezi MEDIA Team-BMT  Kaw...
16/06/2023

The current situation at Mijeera.
Friendly Match

Bululi Vs Bulemeezi
Follow, Like and Share Bulemeezi MEDIA Team-BMT Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick for letest updates

       Follow,Like and Share  Kaweesi Patrick  Kaweesi Patrick  Bulemeezi MEDIA Team-BMT  for letest updates Bululi     ...
16/06/2023








Follow,Like and Share Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick Bulemeezi MEDIA Team-BMT for letest updates

Bululi Bulemeezi

  'omukwanoNga tusemberera okugulwaawo kwempaka zamassaza 2023, tiimu ye ssaza Bulemeezi Football Club egenda kuzanya om...
15/06/2023


'omukwano
Nga tusemberera okugulwaawo kwempaka zamassaza 2023, tiimu ye ssaza Bulemeezi Football Club egenda kuzanya omupiira gw'omukwano nebalilwana baayo aba ssaza lya kulw'okutaano nga 16 /06/2023 wali e Mijjera.
Guno omupiira gugenda kuyambako nkukebeera omutindo gwabazannyi abapya mumassaza gombi.

Follow, Like and Share Bulemeezi MEDIA Team-BMT Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick for latest updates.

   .Zaali 25 Ogwomukaaga 2022 mukisaawe kya Ntenjeru Tiimu yessaza Bulemeezi Football Club nga eyita mu   ne    basaawo ...
12/06/2023


.

Zaali 25 Ogwomukaaga 2022 mukisaawe kya Ntenjeru Tiimu yessaza Bulemeezi Football Club nga eyita mu ne basaawo ebyafaayo nga bawangula essaza lya Bugerere goola 2 ku 1.
Mumpaka zomulundi guno nga bamaliriza okutunka ne ssaza lya kukisaawe e Kasana nga temuli bawagizi abalya Nnaka.
Bulemeezi ejja kwolekeela essaza lye kumupiira gwaabwe ogunasooka kubugenyi.

Kuludda lw'abawagizi, gwemupiira ogujja okusooka okulaba kubazanyi baabwe/ tiimu engeri gyebakyangamu akapiira.

Follow, Like and Share Bulemeezi MEDIA Team-BMT Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick for latest updates.

   akyali muzannyi wa tiimu yessaza  Bulemeezi Football Club era akadde kano talina kakwatte konna natiimu yassaza lyonn...
08/06/2023



akyali muzannyi wa tiimu yessaza Bulemeezi Football Club era akadde kano talina kakwatte konna natiimu yassaza lyonna.

Lindirura ebisingawo.

Ate ye amazze okwesogga enkambi
Follow, Like and Share Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick Bulemeezi MEDIA Team-BMT for letest update.

  Olowooza ani asanidde okudumiira Tiimu yesazza Bulemeezi Football Club ( ) 2023   Tuwe endowoozaye nooyo yenna gwe sub...
06/06/2023





Olowooza ani asanidde okudumiira Tiimu yesazza Bulemeezi Football Club ( ) 2023





Tuwe endowoozaye nooyo yenna gwe subira.

Follow, Like and Share Bulemeezi MEDIA Team-BMT Kaweesi Patrick Kaweesi Patrick for letest updates.

Address

Luwero

Telephone

+256759666528

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Bulemeezi MEDIA Team-BMT posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Share