29/09/2025
Okwebaza kugenda eri abo bonna abaddukirira omulanga guno ogwokuyamba amabujje gano tusaba Allah abaddizewo wemwajja.
Ensonga: tuliwano mukuggala nga kwetagisa enziji 5 naye enziji 2 zafuniddwa kati wabulayo enziji 3 nga buli lumu lugula emitwalo 400000/=, tusaba abazira kisa abalyeyo nga bawulidde omulanga guno inshallah okuyamba nekyo Allah kyanaba abasobozese nakyo bi ithini Allah essimu kwoba oteeka obuyambi bwo eri Airtel Money Number: 0749000353 eri mumanya ga Imaam Charity Uganda