Buddu Broadcasting Services Ltd, incorporated as a private company in May 2001 opened up Radio Buddu as its first Radio Station.
Radio Buddu broadcasts mainly in Luganda on 98.8FM and 95.5FM .
10/06/2025
Lukanga Samuel owa Kabwoko Secondary School ne Jjumba David owa St. Stevens High School bebayiseewo leero, wabula n'abavuddemu bagenze n'obwokulya okuva mu ba Newman's Foods.
Embeera nga bwebadde ku luguudo lwe ntebe anti sipiidi terina kussukka 30, bamper ku bamper, EPS Auto yenkola eriwo kati.
10/06/2025
Tuli mu kabbiinkano k'olulimi Oluganda.
Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM
10/06/2025
Akakyankalano akabadde ku kitebe ky'ekibiina kya National Unity Platform , ab'ebyokwerinda balabiddwako nga bakozesa amaanyi okuyingira munda wabula ensonga tenamanyikibwa.
10/06/2025
Kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi ewadde eyali CAO wa distulikiti ye Ibanda Matsiko Mutwingire Abert n'akulira obugagga bw'omutaka mu distulikiti eyo Nuwagira Tom ekibonerezo ky'okusibibwa emyeezi 18 olw'okutunda ettaka lya Gavumenti, bano era basabiddwa okusasula buli omu ensimbi 10,470,000 ezakozesebwa okununula ettaka lino. Bano bavunaanibwa okukozesa obubi ofiisi zaabwe nebawaayo yiika 13 ez'ebibira bya gavumenti eri ekibiina ky'abalimi eky'obwegassi ekya "Rukokoma Mixed Farmers Cooperative Society".
10/06/2025
Ebyobufuzi binji ebigenda mu maaso mu kaseera kano, twegatteko mu programme ssaawa 12 ez'Akawungeezi nga tukubagabya ebirowoozo..
10/06/2025
Omukulembeze weggwanga Yoweri Kaguta Museveni wamu n'omukyala era minisita webyenjigiriza Janet Kataha Museveni betabye munteekateka y'okuzza obuggya endangamuntu zaabwe e Nakasero mu State House.
10/06/2025
Akulira oludda oluvuganya gavumenti Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo nawandiikira minista w'ebyentambula Gen. Katumba Wamala nga mwanjulira okwemulugunya kw'abantu kunteekateeka ya EPS Auto eyokuvunaana ba dereva nga bakozesa kamera, abantu bemulugunya kunsimbi ennyinji, sipiidi etono ddala eyinza okubeera eyobulabe mu byokwerinda mu bifo nga bypass nga n'essaawa ezimu Poliisi yebidduka tegoberera bitaala olwa kalipagano kebidduka.
10/06/2025
Nze adako....
10/06/2025
Kkampuni ya Fly Express Travellers emanyiddwa enyo mu kusaabaza abantu okusingira ddala ku luguudo lwe ntebe ewaliriziddwa okuyimiriza abamu ku ba dereva baayo oluvannyuma lwokuweza ensimbi obukadde 8 ezibabanjibwa ng'engasi eyatekebwa ku ba dereva baayo munkola ya Express Penalty Scheme (EPS Auto) mu wiiki 3 bukyanga enkola eyo etandika.
10/06/2025
Abantu bavuddeyo ku mutimbagano nga bekokola enteekateeka ya "EPS Auto" egendereddwaamu okuvunaana ba dereva b'ebidduka abatagoberera mateeka g'okunguudo, wabula minisita w'ebyentambula Dr. Gen. Katumba Wamala agamba nti enteekateeka eno si kibonerezo wabula egendereddwamu okutereza ebyentambula ku nguudo. Ono ategezeza nti enteekateeka eno ejeewo enkola y'okugulirira abasirikale bokunguudo, omuntu amanya ssente zalina okuliwa.
Be the first to know and let us send you an email when Radio Buddu 98.8FM and 95.5FM posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.
Radio Buddu 98.8FM|95.5FM
Radio y’Omuntu wa Bulijjo
Radio Buddu broadcasts mainly in Luganda on 98.8FM and 95.5FM thereby effectively covering the districts of Masaka, Rakai, Sembabule, Kalangala, Mpigi, Mityana, Bukomansimbi, Lwengo, Kalungu, Butambala, Wakiso, Kampala, Mukono, Buikwe, Mubende, Luwero, Kayunga, Jinja, Kamuli, Mbarara, Lyantonde, Kiboga, Nakasongola and parts of Northern Tanzania. We have a weekly reach of 35% in the central regional .
This coverage provides Radio Buddu over 8 million listeners who are potential customers for any products or services.
Buddu Broadcasting services Ltd Head Office is situated in Masaka as well as a liaison office fully furnished with a broadcasting studio in Kampala on Parliament avenue plot 3 Raja chambers building.
Buddu Broadcasting services Ltd has an Executive Board which ensures that Talent, skill and experience is blended to give listeners the best entertainment, educational and informative broadcast.
Radio Buddu is monitored by Ipsos Synovate group, which is an East African Customer oriented monitoring agent. It operates as a quality control watch dog on Media Houses ensuring that sponsored programs and commercials run as scheduled.