102.3 Heart FM Mubende

102.3 Heart FM Mubende Heart FM is a leading broadcast radio station right in the heart of Mubende town. Playing great hits

Properties worth millions were destroyed after a fire gutted Ambercoat Market in Jinja City in the wee hours. It's alleg...
29/08/2025

Properties worth millions were destroyed after a fire gutted Ambercoat Market in Jinja City in the wee hours. It's alleged that the fire started from one of the kiosks selling beverages and spread to other parts of the market. Several vendors selling matooke, drinks, electronics, passion fruits, among others, were affected.

Amazalibwa amalungi munamawulire munaffe Sureman Ssegawa . Tukwagaliza ekisinga.
28/08/2025

Amazalibwa amalungi munamawulire munaffe Sureman Ssegawa . Tukwagaliza ekisinga.

Mutwegatteko twanirize munna kitone musaayi muto Deus Africa ku radio ennene mu kibuga.Congratulations Deus Africa, we w...
25/08/2025

Mutwegatteko twanirize munna kitone musaayi muto Deus Africa ku radio ennene mu kibuga.
Congratulations Deus Africa, we wish you all the Best

Today 📻📻
13/08/2025

Today 📻📻

Tukuyozaayoza ayi Beene okutuuka ku matikkira aga 32
31/07/2025

Tukuyozaayoza ayi Beene okutuuka ku matikkira aga 32

Today our director pastor Charles Kisakye and wife Justne Kisakye are celebrating a 22nd anniversary. Indeed you have po...
26/07/2025

Today our director pastor Charles Kisakye and wife Justne Kisakye are celebrating a 22nd anniversary. Indeed you have portrayed a good image for the young generation.
We wish the best our own🥰

Eno ye bus ya Kampuni ya Gateway eyayabise omupiira mu bitundu by’e Katovu Ngogwe ku luguudo lw’e Katosi Nyenga, Driver ...
21/07/2025

Eno ye bus ya Kampuni ya Gateway eyayabise omupiira mu bitundu by’e Katovu Ngogwe ku luguudo lw’e Katosi Nyenga, Driver n’afiirawo n’abalala bana nebagenda n’ebisago eby’amaanyi mukiro ekikeseza olwaleero.

Bus UA 354AN yeegudde ku kabenje kano ng’ebadde eva Kampala ng’edda Soroti mu Teeso.

Abaalumiziddwa mu ddwaliro e Nkokonjeru okufuna obujjanjabi.
Poliisi etegeezezza nti omulambo gwa driver gutwaliddwa mu ggwanika ly’eddwaliro e Kawolo.

https://zeno.fm/radio/102-3-heart-fm-mubende/
21/07/2025

https://zeno.fm/radio/102-3-heart-fm-mubende/

Tune in to 102.3 HEART FM MUBENDE and enjoy the best of General radio. Stream live broadcasts, catch up on past episodes, and stay updated with the latest news and announcements.

17/07/2025

Ono Asazeewo yekubire essimu oluvanyuma lwokubula amusimbako.
Buwekula south in Mubende District

17/07/2025

Buwekula South in Mubende district
NRM primaries

Twaha Kagabo eyagamba nti yagenda nga substitute mukibiina kya National Resistance Movement - NRM, leero mukamyuufu keki...
17/07/2025

Twaha Kagabo eyagamba nti yagenda nga substitute mukibiina kya National Resistance Movement - NRM, leero mukamyuufu kekibiina mu Bukoto South, Twaha Kagabo afunyeyo obululu 2 bwokka ku kifo ekironderwamu ku ssomero lya Kiwanyi Primary School ate gwavuganya naye Hajji Muhammad Muyanja Mbabaali nafunawo obululu 75 ye Muteesaasira Gonzaga tafunyewo.

Twaha Kagabo yali munakibiina kya National Unity Platform era ngakyakola kinene ye okuyingira palamenti jeyakamala ekisanja kimu, olwokumuwa kaadi.

Ono Kati yasala dda eddiro neyegata mukibiina ekiri mubuyinza.

Kitalo!Omuntu omu ategeerekeseeko erya Sowedi akubiddwa amasasi agamutiddewo e Kasambira mu Iganga mu kamyuufu ka Nation...
17/07/2025

Kitalo!
Omuntu omu ategeerekeseeko erya Sowedi akubiddwa amasasi agamutiddewo e Kasambira mu Iganga mu kamyuufu ka National Resistance Movement - NRM.

Address

Mubende

Telephone

+256772582414

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when 102.3 Heart FM Mubende posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to 102.3 Heart FM Mubende:

Share