Chaid Media tv

Chaid Media tv At Chaid media tv we know that you need round the clock news and media productions!!! We got you c

with so many secular news sites coming up, we so it important to start an online platform that can give christian news as it happens from different parts of the world with the sole objective of spreading the gospel. we also do photography and videography with the aim of helping the less privileged persons.

Congratulations Man of God and woman of God.
15/08/2025

Congratulations Man of God and woman of God.

Omuwandiisi wekitongole ekivunaanyizibwa ku ndagamuntu ki NIRA - National Identification and Registration Authority Clai...
11/08/2025

Omuwandiisi wekitongole ekivunaanyizibwa ku ndagamuntu ki NIRA - National Identification and Registration Authority Claire Ollama akubirizza abazadde okukozesa akaseera k'oluwummula lw'abaana okubawandiisa okufuna endagamuntu, agamba nti kyekimu kubirabo omuzadde kyasobola okuwa omwaana we olwebintu ebingi byasobola okufuna nga ajirina. Ono ategezezza bannamawulire ng'abantu obukadde 9 nomusobyo bebakawandiisibwa okuzza obugya endagamuntu zaabwe nga n'abamu kwabo bewandisiza omulundi ogusokedde ddala.

John Katumba ngono yavuganyaako ku kifo ky'omukulembeze weggwanga era eyamanyikibwa ennyo ku ngobo ya "Katumba Oyee" agy...
11/08/2025

John Katumba ngono yavuganyaako ku kifo ky'omukulembeze weggwanga era eyamanyikibwa ennyo ku ngobo ya "Katumba Oyee" agyeyo empapula ze okuva ku kitebe kyakakiiko kebyokulonda okuddamu okuvunanya ku bwa pulezidenti w'eggwanga. Okusinziira ku amyuka omwogezi w'akakiiko k'ebyokulonda Paul Bukenya weziweredde ssaawa 8 ez'emisana abantu 28 abeegwanyiza ekifo ky'omukulembeze weggwanga bebatuuse ku ofiisi za Electoral Commission okujayo empapula.

Kitalo! Omu ku batandisi b'ekibiina ky'ebyobufuzi ki Forum for Democratic Change (FDC), Dr. James Garuga Musinguzi afudd...
06/08/2025

Kitalo! Omu ku batandisi b'ekibiina ky'ebyobufuzi ki Forum for Democratic Change (FDC), Dr. James Garuga Musinguzi afudde. Dr. Garuga ajjukirwa nnyo mu kuyamba FDC okufuna ekitebe kyayo ekiri e Najjanankumbi ng'ono yoomu ku baateeka ssente ennyingi mu nteekateeka eno.

MUKONO SOUTH TUTUUSE WHO DESERVES THE NUP CARD FOR MUKONO SOUTH CONSTITUENCY HERE ON SOCIAL MEDIA Contestants include mu...
04/08/2025

MUKONO SOUTH TUTUUSE
WHO DESERVES THE NUP CARD FOR MUKONO SOUTH CONSTITUENCY HERE ON SOCIAL MEDIA
Contestants include musaayi mutos according to vice president NUP Hon.Muwanga kivumbi MASERUKA ROBERT VS MALE WILSON
ANI YANI 2026

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anita among  yasisiinkanye ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes neyeyama okugiwa ku nsimbi ...
04/08/2025

Sipiika wa Palamenti Rt. Hon. Anita among yasisiinkanye ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes neyeyama okugiwa ku nsimbi buli luwangula mu mpaka za , ono era yatusizza obubaka okuva ewa naggagga Hamis Kigunddu obw'obukadde 20 naye eyeyamye okwongera ku nsimbi buli luwangula.
Ttiimu ya Uganda Cranes leero nga 04-08-2025 lwetandika emipiira gyayo mu mpaka zino nga ezannya ttiimu ya Algeria ku ssaawa 2 ez'ekiro mu kisaawe kya Mandela National Stadium.

Empaka za   zitandika leero n'omupiira wakati wa ttiimu y'eggwanga lya Tanzania ne ttiimu yeggwanga lya Burkina Faso ku ...
02/08/2025

Empaka za zitandika leero n'omupiira wakati wa ttiimu y'eggwanga lya Tanzania ne ttiimu yeggwanga lya Burkina Faso ku ssaawa 2 ezekiro.
Mu bifaananyi kwekwanjula okw'ekikopo ekigenda okuwangulwa mu mpaka zino ekyayajuddwa abazannyi bomupiira okuli Victor Wanyama okuva mu ggwanga lya Kenya, Denis Onyango okuva mu ggwanga lya Uganda ne Mrisho Ngasa okuva mu ggwanga lya Tanzania.

WHO WINS MUKONO DISTRICT LCV 2026-2031The tight race is between the incumbent Rev.Peter Bakaluba Mukasa who is alleged o...
02/08/2025

WHO WINS MUKONO DISTRICT LCV 2026-2031

The tight race is between the incumbent Rev.Peter Bakaluba Mukasa who is alleged of violating NUP rules according to Mukono municipality MP Betty Nambooze Bakireke seconding Muyanja Johnson Ssenyonga former MP Mukono South constituency.Also Francis Lukooya mukoome has come back again with alot of enthusiasm promising to Make Mukono great again.Do you think NUP will win this seat again amidst wrungles in the party in Mukono.
ANI YANI?

Congratulations levixon and desire Luzinda
26/07/2025

Congratulations levixon and desire Luzinda

Kylian Mbappé will wear the No. 10 shirt at Real Madrid next season, a source told chaid media tv
23/07/2025

Kylian Mbappé will wear the No. 10 shirt at Real Madrid next season, a source told chaid media tv

Guess her country of Origin!!!
22/07/2025

Guess her country of Origin!!!

After 11 years, the 30 year old Yunus Sentamu will feature in CHAN for Uganda again this year. He played for Uganda in 2...
22/07/2025

After 11 years, the 30 year old Yunus Sentamu will feature in CHAN for Uganda again this year. He played for Uganda in 2014 in South Africa where he scored three goals in the tournament

Address

Block 22
Mukono

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Chaid Media tv posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Chaid Media tv:

Share